歌词
Ba mukyala tali eyo nabatumanga by’okola badda mu kwekwasa
Ggwe nkutwala ku blue sky deal done alongside my best guy Ticha
Labayo labayo ekyana
Ggwe nafuna nina ekya ggwe
Kya body
Nakifunye nafunye ekyana
Kyoba olaba nga neewaana kuba Kya body
Ah si kya bigambo bingi
Ah naye lwekirabika kinsuza bulungi
Kya body
Ah kirabika bulungi
Kyeyisa bulungi era kimpisa bulungi
Sabula
Si nsonga si nsonga
Munnange kyoba oyoyezza osonga
Sabula
Si nsonga si nsonga
By’oyagala napangisizza asomba
Wololo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Wololo
Mu lo
Wololo mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Ggwe alumba endongo neekyankalana
Babula kuwanika butambaala
Ggwe alumba endongo neekyankalana ahhh
Nga nafuna ekyana
Wololo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Wololo
Mu lo
Wololo mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Ggwe alumba endongo neekyankalana
Babula kuwanika butambaala
Ggwe alumba endongo neekyankalana ahhh
Nga nafuna ekyana
So ma lova bwompa amazina ku instrumental
Nze njiraba nga healings ya mental
Bwenkuwa ku money nebadda eyo
Mbu onkuula binnyo nga ba dental
Tobawuliriza
Wooligwa wendigwa
Nkola bikukakasa nti namalirira
Tobawuliriza
Wooligwa wendigwa
Nnyondo ku musumaali nakomerera
Ah si kya bigambo bingi
Ah naye lwekirabika kinsuza bulungi
Kya body
Ah kirabika bulungi
Kyeyisa bulungi era kimpisa bulungi
Sabula
Si nsonga si nsonga
Munnange kyoba oyoyezza osonga
Sabula
Si nsonga si nsonga
By’oyagala napangisizza asomba
Wololo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Wololo
Mu lo
Wololo mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Ggwe alumba endongo neekyankalana
Babula kuwanika butambaala
Ggwe alumba endongo neekyankalana ahhh
Nga nafuna ekyana
Wololo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Wololo
Mu lo
Wololo mu lo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wolo
Mu lo
Wololo
Mu lo
Ggwe olina by’onjagadde neneeyagala
Ggwe alumba endongo neekyankalana (shee)
Babula kuwanika butambaala
Ggwe alumba endongo neekyankalana ahhh
Nga nafuna ekyana
Ticha
Labayo labayo ekyana
Ggwe nafuna nina ekya ggwe
Kya body
Nakifunye nafunye ekyana
Kyoba olaba nga neewaana kuba Kya body
Ah si kya bigambo bingi
Ah naye lwekirabika kinsuza bulungi
Kya body
Ah kirabika bulungi
Kimpisa bulungi ate kyeyisa bulungi
Sabula
Ba Mukyala tali eyo nabatumanga byokola badde mu kwekwasa
Ba fake byabalema byokola byabalema byokola byaddalamu
Wololo
Wololo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wololo
Wololo
Ggwe olina byonjagadde neneeyagala
Wololo
Wololo
Buli lwekikonkona ozina byenjagala
Wololo
Wololo
Ggwe olina byonjagadde neneeyagala
Written by: Nkwanga Geoffrey