歌词
Bwobanga baby mwatu buno sibulogo
kiki ekimpuliza bwenti
olussi nomusana nagwo gukulindako ozukuke gulyoke gwoleke obwenyi
obulungi bwo bulindisa emimbiri
bwoliba onjanye
ndiba fudde mmm
kyenva nkonkona
kokokoko
ndeka nyingire mu mutima gwo
jyendi gyotulo huuuuhuuuhuu
Chorus
Omukwano gwo gumbunyebunye gumbunyebunye omukwano gwo gumbunyebunye X2
Mubitini
kyemanyi kwoliva nondeka omutima oliba ogukubye kayondo
yabange huuhuu
sembera wano
nkolera kukitigi
kubanga obwongo no mubiri
baby
biri eno bikweswanta
(nebwolaba gutujja omubiri negwokya omutima gulinda gwe omumbejja omuliro agubumbuza)X2
Chorus
Omukwano gwo gumbunyebunye gumbunyebunye omukwano gwo gumbunyebunye X2
Written by: Aaron Mukwaya


