album cover
Headmaster
1,414
R&B/Soul
Headmaster 由 Maurice Kirya 於 2017年10月27日發行,收錄於專輯《 》中Free Dreams
album cover
發行日期2017年10月27日
標籤Maurice Kirya
旋律
原聲音質
Valence
節奏感
輕快
BPM70

音樂影片

音樂影片

積分

演出藝人
Maurice Kirya
Maurice Kirya
演出者
詞曲
Maurice Kirya
Maurice Kirya
詞曲創作

歌詞

Ssebo headmaster ekooti yo ogitaddewa
Empeewo zakuno zijilamu noluyinja
Tunula olabe ebile nga tonaba kusimbula
Omusujja kwakuno gutwalilamu nabalangira
Amagulu ogawuba ogatwala wa?
Ndaba nga atalina pulani
Omubili ogusunda ogutwala wa?
Kankuwe pulani
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Uuuuuh... uuuuuh
Uu-uu-uh... Uu-uu-uh
Uuuuuh... uuuuuh
Uu-uu-uh Uu-uu-uh
Piima piima olabe ekubo nga tonaba kuseelera
Mukoka wamuno abantu abatwala abasuula wa?
Enkuba ekuba emitwe egitalina kabikako
Ekooti yo togyelabira ononebaza lulala
Amagulu ogawuba ogatwala wa?
Ndaba nga atalina pulani
Omubili ogusunda ogutwala wa?
Kankuwe pulani
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Uuuuuh... uuuuuh
Uu-uu-uh... Uu-uu-uh
Uuuuuh... uuuuuh
Uu-uu-uh Uu-uu-uh
Amagulu ogawuba ogatwala wa?
Ndaba nga atalina pulani
Omubili ogusunda ogutwala wa?
Kankuwe pulani
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
Kikuba mutwe
Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira
(Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira)
Written by: Maurice Kirya
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...