類似的歌曲
積分
詞曲
Rowenah Birungi
詞曲創作
製作與工程團隊
Samuel Bisaso
製作人
歌詞
Nindirira n'obuguminkiliza okutuusa lwalidda
Era ng'omulimi bwalinda ebibala bye okukula
Negendereza, nywezeza omutima gwange sikuba nga guwaba
Okujja kwe kuli kumpi tansanga nga nemoola
Nga nemoola nabino ebitasaana ebyamalala
N'okwemulugunyanga, omusango gumbeere wala
Nafanana ntya nga gunsinze
Omusango gw'ekibi nga gunyinze
Byenkolerede nga bigaanye
Nendyooka nswaala mumaaso ge
Ndifaanana ntya nga gunsinze
Omusango gw'okufa nga gunyinze
Byenkorerede nga binsubye
Nendyooka nswaala mu maaso ge
Nedda kanfube
Ndi kubunkenke, nebuuza ob'ansanze atya
Kyenva newala ebisikiriza omutima, kuba nabyo tebikoma, (binji nyo)
Negendereza, nkuuma nyo omutima sikuba nga guwaba
Okujya kwe kuli kumpi tansanga nga nkola birala
Mwagala nyo, sagala kumuyiwa ngezaako kuba nkimanyi naye aninze
Amp'ebitereke, byanterekede okumala ebanga
Nafanana ntya nga gunsinze
Omusango gw'ekibi nga gunyinze
Byenkolerede nga bigaanye
Nendyooka nswaala mumaaso ge
Ndifaanana ntya nga gunsinze
Omusango gw'okufa nga gunyinze
Byenkoleredde nga binsubye
Nendyooka nswaala mu maaso ge
Nedda Kanfube... (Kanfube...)
Kanfube... (kanfube...)
Kanfube... (kanfube...)
Kanfube... nedda kanfube... (kanfube...)
Kanfube... (kanfube...)
Kanfube... (kanfube...)
Kanfube... nedda kanfube... (kanfube...)
Kanfube... (kanfube...)
Kanfube... (kanfube...)
Kanfube... nwaane olutalo mpangule...(mpangule...)
Mpangule... (mpangule...)
Mpangule... (mpangule...)
Mpangule... ndabe amaaso ge... (yeee),
Amaaso ge... (yeee...)
Amaaso ge... (yeee...)
Amaaso ge... (yeee...) ngwe mukifuba kye...(yeee...),
Mukifuba kye... (yee...),
Mukifuba kye... (Yee mukifuba kye...)
Nyambale engule yange
Oooh Kanfube
Writer(s): Rowenah Birungi
Lyrics powered by www.musixmatch.com