歌詞

Oh ruru-ru tu, la-la la La la la Birungo ki bye bassa m'mukwano? Guno ogutusuza nga tutunula Negukulinya ne kubwongo, ng'omusujja Laba bwegukulesaawo abazadde Maama ne taata boyagala ennyo Nogenda n'oyo, gwewalaba oluvannyuma Oyo eyakulira mu maka amalala Naawe ne bakuzaala ewalala Laba bwemusisinkana, ne mutta ekyama (hey) Laba bwemugabana emitima Era ne mufuuka muntu omu (oh oh!) Ebya love, nga byewunyisa Nze lwa kwogera nga agereesa Nafunye nange omulungi, ih ih Ne musuubiza, okumukuba empeta Antijisizza m'mikwano N'aboluganda abagambye, nti teri mulala, taliiyo Nz'amusula mu birowoozo Bambi anjagala talimba Ankakasizza mubyakola Omutima neguba muteefu, obutayuuga Nina kuseesa m'mukwano Kwongera ate ku muwembejja Okufuna abalinga ono, kyo sikyangu Obwesigwa kyamuwendo, kyetulina enyo okukuuma Gwe bw'oba omusinganye, yooyo zaabu gwebatenda Gwoyagala, bwomuwa eddembe Kimugumya nti oba omwesiga N'omukwano gwak'kuumira, temuba mpulunguse Sijja kufuuka askari, nti nkuuma baby wange Oyo katonda eyamumpa, ajja kumunkumira (oh-oh oh) Bambi anjagala talimba Ankakasizza mubyakola Omutima neguba muteefu, obutayuuga Nina kuseesa m'mukwano Kwongera ate ku muwembejja Okufuna abalinga ono, kyo sikyangu New Article Entertainment Josh wonder I wanna fly with you, far away I wanna be with you, baby For the rest of my life I wanna fly with you, far away I wanna be with you, baby For the rest of my life Bambi anjagala talimba (ono talimba) Ankakasizza mubyakola (oh oh) Omutima neguba muteefu, obutayuuga (guno teguyuga, teguyuga) Nina kuseesa m'mukwano (ka nsese) Kwongera ate ku muwembejja Okufuna abalinga ono, kyo sikyangu (ono mwagala nga bwaali) Bambi anjagala talimba (ooh) Ankakasizza mubyakola (mubyakola, byakola) Omutima neguba muteefu, obutayuuga (guno ogwange teguyuga) Nina kuseesa m'mukwano (ooh) Kwongera ate ku muwembejja (oh baby, ih) Okufuna abalinga ono, kyo sikyangu
Writer(s): Lyto Boss Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out