歌詞
Oh wuuuu uh
Quin Celine
Eh yiiiye eh
Prof Eli beats
Kanyumirwe kanzine
kansanyuse obulamu
kuba nze Alina okubyewa
Eno esawa ya kubibya
Omuziki tukuba ne zi banga
Kati mbuza olina kyogamba
Eno esawa ya kusanyuka ahh
nze tonyiza ,
Gukubila mu bwongo, onamenya
omugongo guno omuziki si gwabadongo
eno esawa yakubibya ahh
Chorus
DJ tabula ekigoma nze mbalage
Obulamu bunyuma nga okona
abatazina tuba kokonye ×2
Gukubila mulii,munda mulii
Guno gukukyusa nga enkona newalabila
ne byolowoza ka nzine
Kanyumirwe obulamu bwange
Newondaba newuja mpulila munda muli ne
swata oh gunkubila muli munda mumutima ah
Feel it
Gukubila mu bwongo, onamenya
omugongo guno omuziki si gwabadongo
eno esawa yakubibya haaa
Chorus
DJ tabula ekigoma nze mbalage
Obulamu bunyuma nga okona
abatazina tuba kokonye ×2
Written by: FADA SON