歌詞

The feelings I have are so true, I love you I love you oouou Gwe weka gwe weka Gwe njagala Bwembela sefuna mbela sikulaba Ndi nzeka Sikulaba Ndi nzeka Sikufuna Mukwano nsiiba nkusabila Mba mu church nga omussumba Nonya solution esinga Kuba ensonga eganye okugonda Abasawo ekilwadde kyabalema Nasigaza gwe okunzijanjaba Kati nesuubi siliyina kuba akapapula okakute ekibimba Baby ozanya kilemya kuba oyagala nkite no sikwenenya Nkusaba kimu kunzijukira kuba gwe weka amanyi bwenfanana Gwe weka gwe weka Gwe njagala Bwembela sefuna mbela sikulaba Ndi nzeka Sikulaba Ndi nzeka Sikufuna Mukwano Mbadde nkugamba newankubadde Oli wala Omwoyo wange talikowa aliba nawe till the end time Omutima nsiba ngugamba ngumikiliza Lulikya Nagya Mukyizikiza ndyeyo munda Nempulila ogugwo bwegukona Amanyi nsiba ngasonda kuba amaziima ondyeno munda Bwenigwamu amanyi kenyita katonda mbela munyoma Gwe weka gwe weka Gwe njagala Bwembela sefuna mbela sikulaba Ndi nzeka Sikulaba Ndi nzeka Sikufuna The feelings I have are so true, I love you I love you I love you
Writer(s): Bagonza Alexander Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out