歌詞
Aah,
Nessim Pan Production
Namisha
VERSE 1
Nze nakula bampita kabiite abanjola
Nga elinya lyabalungi nalyefuga
Nabatambuza nga selebu abakuno
Nga buli andabako ayogera nti kyabala
Nga nze ne’kiro mutumbi
Mba mulisa nga katabaaza
Gwolaba ndimu ka chumi
Bampisako mu jokonni
Ndozako olabe, ebyange byanoga
Togenda kwejjusa
Nze ate sikyayika
CHORUS
Jackpot
Okubye Jackpot
Jackpot
Manya ndi complete
Jackpot
Okubye Jackpot
Jackpot
Mulimu ne chocolate
VERSE 2
Eliso lyewankuba
Awo nemanya nkusabuude
Nakatayi tekasala
Notandika okulupya
Awo nenkugamba
Nzenogwolaba
Ndimwanawabandi
Olwalemerako nange lazima nenkuwa ka chance
Ebyali ebyokusaaga kati byafuse byaddala
Ngenda kumeta love mwana gwe
Omele nakatijjo
CHORUS
Jackpot
Okubye Jackpot
Jackpot
Manya ndi complete
Jackpot
Okubye Jackpot
Jackpot
Mulimu ne chocolate
VERSE 3
Abali bepika obawangudde
Gira ososotole
Nange kemaze okukwefunza
Kati kazabike
Kanfuke nga yegwe blanket
Oli super hero
Nze wankutte cable
Nzikiliza nkukwase tender
Mubikusumbuwa mbe your defender
Njagala obe wabbula
Obe nga kibuno omu
Nga bwolabika olabikira nze
Nzeka nzeka
Written by: Jimmy Kiwanuka