Lyrics

Yo! Nva Kampala Bwesirye wano nze ndye wa? A Pass, a Badi Music Production Nkuba rhyme, maaso ne gamyuka Kye mpanga, kuzimba nnyumba Kenfunawo kona nkateka mu ccuupa Nakowa njagala kulaga banyoma Mbu maama yaffa, yali byuma! Tuli mu kidongo onyumya bitanzimba Nsonyiwa, mw'abalina sente zange! Nsabira, ebindiko binte Mbu too many artists ah flat like tyre Twokya! A Badi Music ah hell fire Your lyrics dem sick but no more buyer Kuba nywa musayi bimuwa vampire Nyenya nyenya nyenya omugongo Nyenya nga gukunyumira, omuziki gukunyumira Nyo nyenya omugongo Ng'omuziki gukunyumira, nyenya akabina Ng'omuziki gukunyumira, ng'omuziki gukuyingira Nyenya omugongo Ng'omuziki gukunyumira, ng'omuziki gukunyumira Twewana nyo mbu tuli ba nyo! Naye! Ka nkunyumize akazanyo Tetwawukana kumwe abazigula eri mu owino Nafe tuzijja mu owino Eza vidiyo, twazewoze era ku makya fetuzizayo Ne beat tubukopa nyo olwa ba fun abatusaba enyimba nyo Ba Kasuku babako agayaye agutulopa Tunyumya ne mu ba fun nga batujoga Bambuza onywa ki, nenywera Pepsi Mi lyrics no stick to the wall Nyenya nyenya nyenya omugongo Nyenya nga gukunyumira, omuziki gukunyumira Nyo nyenya omugongo Ng'omuziki gukunyumira, nyenya akabina Ng'omuziki gukunyumira, ng'omuziki gukuyingira Nyenya omugongo Ng'omuziki gukunyumira, ng'omuziki gukunyumira Yo yo! Nze nakowa nava ku bantu Okukyala mba mu sapatu Bangamba you fake bwoy wah yuh ah go do? Ng'ate bo basiba bozza bintu Mu zi club bagenda yo ku Monday Batuleka na waka nga tuli mu mirembe Tubera ku zi studio Badi Music So rude bwoy, bwoy mwogera biki? Mi ah more more lyrical Muli bidomola bya BIDCO Kyetuva tubakuba zi ignore Ba fun mubakoya, nafe mutukoya-ya Ffe ku bidongo tubayayayanya Nyenya nyenya nyenya omugongo Nyenya nga gukunyumira, omuziki gukunyumira Nyo nyenya omugongo Ng'omuziki gukunyumira, nyenya akabina Ng'omuziki gukunyumira, ng'omuziki gukuyingira Nyenya omugongo Ng'omuziki gukunyumira, ng'omuziki gukunyumira Kati manya sayizi yo Nga tonaba kugaziwa, nga tonaba kugaziwa (yeah) Nessim Yo!
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out