Lyrics

Mukwano ehh... Tunulako Enotulabe (eddy kenzo) Bambi ohh Tondaga busungu (Big Talent) Laba laba omwana alinga malayika Nze nkolentya nga ndabye Njagala mugambe kyemulowozesa Naye mutya(big talent) Omanyi abayaye babyonona nze Abafere balavu bantama Abayaye babyonona Kati buli omu Alabika nga mulimba Kati mugambe ntya nti Nkumatidde mugambe ntya nti Onsesedde iiyeh Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Kyomisinga yemuntu nga nze Mature mu Love I wana I wana show you I wana Show you Love becoz i got to Love Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Kuba nze bwenkulaba ekyobulungi Mazima wasukuluma Ate nga omutima gwangambye nti Abakuvulugalabanja Kale nempulira okunyolwa Nensalawo mazima nkutukilire Nkugambe onyambe onkwaseemu Nange ntwaze Onyambe ontase onkwase Kubulungi bwo obwo olabe Tosana kukaba tosana kunyiga Mwana muwala ekyo kimanye Bwekili Katonda mugezi eyakutonda bwato Kafeesiko akalungi tekalina Kunyiiga Nsaba ompe onkwase ntwazemu Nange era olabe Njagala onzigye mubano babe Bafalala Abatalina Love ba walala Njagala onkwasemu mbe nganze Nkulabilira Nkulage omukwano nga tojulira na Balala Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Kyomisinga yemuntu nga nze Mature mu Love I wana I wana show you I wana Show you Love becoz i got to Love Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Kyomisinga yemuntu nga nze Mature mu Love I wana I wana show you I wana Show you Love becoz i got to Love Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Ndimuntu omuntu omukwata Mpola Ate omukozi babe njakukolelera Nkwagala yensonga nkutukilidde Tonyima time tonyima kadde Kubanga bwogana eno mumutima Ogwange ngenda kubelawo nga Nkaaba Kale mama kale mama Gwomanyi Olaba otya nga nze akuyombera Buli akugambako edobozi Nenkalangula Olaba otya nga nze akulwanila Buli akukwatako ekikonde Nensumulura Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Kyomisinga yemuntu nga nze Mature mu Love I wana I wana show you I wana Show you Love becoz i got to Love Kyomisinga yemuntu nga nze Omukulu mu Love Kyomisinga yemuntu nga nze Mature mu Love I wana I wana show you I wana Show you Love becoz i got to Love Omukulu mu Love
Writer(s): Inconnu Compositeur Auteur, Martin Muhumuza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out