Lyrics

Hmmm Vinka It's another love story Hmmm Swangz Avenue (Eno Beats) Baby yegwe, gwenjagala bambi Sagala ebigambo bikuyinule eyo Dear yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Bogera bo bogera ne bw'oba ani! Bageya bo bageya ne bw'oba ani! Ate nga yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Njagala bakimanye, nti omukwano ogwange nagusaza mu kaabu Nkwagala, dear nkwagala era, wansuula n'eddalu, eh Beebo abakwogerako mbu osera (osera) Beebo b'obeerangamu ng'oseka (ng'oseka) Tubalaga tulinganga abakatandika Uh uh Hmm hmmm Tonsuubira ate okukuba omugongo (no) Ne bw'oliba ng'ozizza omusango (no) Tonsuubira ate okukuba omugongo (no) Ne bw'oliba ng'ozizza omusango Baby yegwe, gwenjagala bambi Sagala ebigambo bikuyinule eyo Dear yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Bogera bo bogera ne bw'oba ani! Bageya bo bageya ne bw'oba ani! Ate nga yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Nze eby'omukwano nabimala Kasita nafuna gwe nemala Baba bamala biseera, okwogera Kuliba kufa, kwe kulitwawula dear Nze eby'omukwano nabimala Kasita nafuna gwe nemala Baba bamala biseera, okwogera Kuliba kufa, kwe kulitwawula dear Onemerako yadde sirina (sirina) Tugabane ekyo nze kye nina (kye nina) Tolimpa ka time ne nkonona Tolimpa nze time ne njono Baby yegwe, gwenjagala bambi Sagala ebigambo bikuyinule eyo Dear yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Bogera bo bogera ne bw'oba ani! Bageya bo bageya ne bw'oba ani! Ate nga yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Bogera bo bogera ne bw'oba ani! Bageya bo bageya ne bw'oba ani! Ate nga yegwe gwenasiima nze Sagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo
Writer(s): Blackskin Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out