Lyrics

It's a Goodlyfe In a Goodlyfe A further Goodlyfe, uh no Weasel Manisal big masavu Radio Mowzey small munene Weasal Manisal soldier Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura lwaki tewasimanga byenkola Nyambura so nga nefirizanga neenkuwa yeah Nyambura bwe wakaabanga nga nze gw'okabila Nga lw'okubye enduulu ne nziirukirira uh Nali ku ggwe ng'ebirowoozo bindi ku ggwe Na buli kalungi nali era nkaagaliza gwe Naye sweety sikulimba Nyambura nakukyawa Ne bwe Weetonda Sikyayinza ku kyuusa no uh Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Tewamanya mutuufu eyali akwagala Nga tonaggwa ku mpagala Nakwagala nnyo nnyo ne nsussa honey Nga ggwe maziga ge nkaaba Baakulimba nnyo nebakukyamya dear Ggwe n'olowooza omalako Baakusudiya nnyo ggwe n'ovimba honey Nga nze nkimanyi na kukyaawa Sikyayinza ku kyuusa Ng'omanyi wambuuka Kumbe nze na kubwaaka haa Na kukyaawa Sikyayinza ku kyuusa Ng'omanyi wambuuka Kumbe nze na kubwaaka My girl Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako I told you my love for you will never die Together forever you and I Hmmm naye n'ondeka awo Ng'ogenda webigula n'abazungu Abalina ssente Mpuliira b'alinamu n'obumundu yiii You used to be my girl One and only so right my way Nyambura am sorry can't love you for now Let by gones be by gones my girl Alright eh yeah You used to be my girl One and only so right my way Nyambura am sorry can't love you for now Let by gones be by gones my girl Alright eh yeah Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Nyambura bwe nali omwavu n'ombadala nzifunye Lwaki onondoola Nyambura wanvuma obunaku kati nzifunye Lwaki onesibako Eehh eeh Oh yeah ah Aah aah Lwaki onesibako Nyambura haa Nyambura haa ah Nyambura aahhh Lwaki onesibako Nyambura haaa Nyambura haaa
Writer(s): Douglas Mayanja, Moses Nakintije Ssekibogo Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out