Lyrics

Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina byokola Ebyo byokola binemya byenkola aah Okuva ilunaku lwenakulaba Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah Yegwe asanyusa omutima ogwange Kenkufunye nze kanesunge Nebweluliba kale nga onkoye Ongambanga nenkyusamu nange Busy body, busy body yeah iyeeh Nze nkukwata nga ensonga iyeeh Good body, good body yeah Kyenva nkwesunga, nzena wampamba Siyinza nakwekyusa, siyinza nakwafura Omukwano gwo baby gwanyweza Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina byokola Ebyo byokola binemya byenkola aah Okuva ilunaku lwenakulaba Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah I never seen a boy like you No bwoy dem like you Lem hold you touch you, kiss you, caress you Am in love with you Njagala onvuge kukagali Yegwe ansibya mukamoli Nga onyumiza embozi za mapenzi Sibyo motoka zino, zi beenzi Omukwano gwo original Yegwe eyansika erial Nondaga signal, era kwolwo nasalawo nze wuwo Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina byokola Ebyo byokola binemya byenkola aah Okuva ilunaku lwenakulaba Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah Walayi walayi When I look into your eyes I see you, you and I We meant to be you and I Omukwano gwo original Yegwe eyandaga signal Nonsinsika erial Era kwolwo nasalawo nze wuwo Oli muntu wa vibe Ekintu okiwa time, time Baby your ma type Superstar wankuba Nze wankuba wankuba wankuba wankuba Kubanga olina byokola Ebyo byokola binemya byenkola aah Okuva ilunaku lwenakulaba Olunaku lwenakulaba nakulaba nakulaba Mwana gwe namatira, namatira ah namatira ah
Writer(s): Leon Russell, Delaney Bramlett, Bonnie Bramlett Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out