Music Video

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Fik Fameica
Fik Fameica
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Fik Fameica
Fik Fameica
Songwriter

Lyrics

Why why why why? Why why why why? Why why? Ondeese kanzunzu, kamunguluze Nzunzu, kamunguluze Nzunzunzu, masannyalaze Nzunzu, kamungu Artin on the beat I want to be your lover Laba ssikyebaka omukwano gunnuma nfa, yeah Njagala ombegere ku nva Nze nsuubiza okukwagala forever and ever, yeah Like Adam and Eve Nze ssirikukola bya kiyaaye never, yeah Yogera ky'oyoya baleete Nsobola okutta ente ng'oyoyezza liver Ogenda n'okanyenya ne ncacaalika Nze wankubya Umeme ne nfulayika Akwenkana obulungi tannalabika Bulungi bw'oliko okira malayika Why why why why? Why why why why why why why? (babe) Why why why why? Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa? (neighbor) Woman, why why why why? Why why why why why why why? (neighbor) Why why why why? Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa? (neighbor) Kanzunzu, kamunguluze Nkukubira amasimu, onyiga busy Mutima ne nnyolwa naye ate ne mba easy Nkwagala nkole ki nkikumatize? Kanzunzu, kamunguluze Nkukubira amasimu, onyiga busy Mutima ne nnyolwa naye ate ne mba easy Nkwagala nkole ki nkikumatize? Kanzunzu I want to be your lover Laba ssikyebaka omukwano gunnuma nfa, yeah Njagala ombegere ku nva Nze nsuubiza okukwagala forever and ever, yeah Kanzunzu, like Adam and Eve Nze ssirikukola bya kiyaaye never, yeah Yogera ky'oyoya baleete Nsobola okutta ente ng'oyoyezza liver Neighbor love yo entawaanya Ntaawa omutima wagukubye sabbaawa Jjuuzi wampitako ng'osibye akakaaya Nga weekubye akawoowo nze ne mpulira fire Olususu lwo lulinga olububi lw'amata (ho!) Ku social media onnyonoonera data Singa wali mmere singa ssikukkuta (ho) Meanwhile nze gw'olumya oti ndi star Onjokyayokya nga sigiri Buli kiro onnumya ensiri Walungiwa nga kimuli Nfuula chali wo waakiri Kiba tekiggwa wootali Oba ngyasamire muli? Honestly, you're killing me softly Ondeeta kanzunzu (girl) Kamunguluze (what?) Nzunzu (Artin) Kamunguluze (yeah) Nzunzunzu, (maama!) Masannyalaze Nzunzu Kamunguluze (kuba kuba kuba) Kanzunzu, kamunguluze Nkukubira amasimu, onyiga busy Mutima ne nnyolwa naye ate ne mba easy Nkwagala nkole ki nkikumatize? Kanzunzu, I want to be your lover Laba ssikyebaka omukwano gunnuma nfa, yeah Njagala ombegere ku nva Nze nsuubiza okukwagala forever and ever, yeah Kanzunzu, like Adam and Eve Nze ssirikukola bya kiyaaye never, yeah Yogera ky'oyoya baleete Nsobola okutta ente ng'oyoyezza liver (Fresh Bwoy) Why why why why? Why why why why why why why? (kanzunzu) Why why why why? Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa? (kanzunzu) Woman King Kong Why why why why? Why mwana love obeera ogiyiwaayiwa?
Writer(s): Fik Fameica Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out