Lyrics

Hallo Hallo Martha Mukisa (hallo) Sisaaga Brian beats Nakowa ebimizisa panadol Byonzanya ebya kwiso ne bando Buto wa love gwe jjalo Nsenamu mu maziga ge'kyalo Mpulira bogera Njagala kubalaga nina ekyana Naye bwenkugambako ogana Ng'ate omutima gwange guba gumanjja Gwakala gukirako essanja I need your loving you know we're meant to be Ngoberera njagala ombe ku kyensunti Tonyiga t'oli mujjasi mu combat Njagala omutima gwo nguwe comfort I need your loving you know we're meant to be Ngoberera njagala ombe ku kyensunti Tonyiga t'oli mujjasi mu combat Njagala omutima gwo nguwe comfort Ndayira my love, my love (ewaffe tetukyawa) Eno love yiyo, yiyo era (era tebatukyawa) Muliro, gumira muliro (ewaffe tetukyawa) Nkuliyo, need your busy body oh (era tebatukyawa) Muliro, gumira muliro (ewaffe tetukyawa) Nkuliyo, need your busy body oh (era tebatukyawa) Ne webesesa kabayiribe batya, njagala bbabe ba-failure Baleke 'masangaanzira baby oyingule, ffe tutekewo barrier Nsazeewo kankere, ntekewo ebijinji kanywere Eyiyo si ya kyere, love yo yagerekwa ebeere Nsazeewo kankere, ntekewo ebijinji kanywere Eyiyo si ya kyere, love yo yagerekwa ebeere Ndayira my love, my love (ewaffe tetukyawa) Eno love yiyo, yiyo era (era tebatukyawa) Muliro, gumira muliro (ewaffe tetukyawa) Nkuliyo, need your busy body oh (era tebatukyawa) Muliro, gumira muliro (ewaffe tetukyawa) Nkuliyo, need your busy body oh (era tebatukyawa) I need your loving you know we're meant to be Ngoberera njagala ombe ku kyensunti Tonyiga t'oli mujjasi mu combat Njagala omutima gwo nguwe comfort I need your loving you know we're meant to be Ngoberera njagala ombe ku kyensunti Tonyiga t'oli mujjasi mu combat Njagala omutima gwo nguwe comfort Nsazeewo kankere, ntekewo ebijinji kanywere Eyiyo si ya kyere, love yo yagerekwa ebeere Kikube! Ndayira my love, my love (ewaffe tetukyawa) Eno love yiyo, yiyo era (era tebatukyawa) Muliro, gumira muliro Herbert Skill pon di one (ewaffe tetukyawa) Nkuliyo, need your budy body oh (era tebatukyawa) Hallo Sisaaga (hallo) Ewaffe tetukyawa Hallo Hallo Era tebatukyawa
Writer(s): Martha Mukisa Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out