Lyrics

Vivian Tendo Nessim Pan Production Leero waakiri ojje eno N'amaaso gatunule eno Bw'ontunuulira bwoti N'ekyo ewange kya muwendo Tewali lwotaba gentle Baby baby my lover Akasigiri bboogi Leeta fire ozikize eno Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, radio gyiveeko Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko Nze wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Nange wansomesa laavu Nga wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Teacher wansomesa laavu Nga wankuba n'odda ne mu kati Tugikolere meeting eno feeling Kubanga wantolosanga nnyo mu boarding Omukwano onnyambaza mungi nnyo mu fitting Baby the more I love it The more repeating Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, radio gyiveeko Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko Hale hale hale Hale hale Yule Yule Yule Yule Yule Hale hale hale Hale hale Yule Yule Yule Yule Yule Nze wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Nange wansomesa laavu Nga wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Teacher wansomesa laavu Nga wankuba n'odda ne mu kati Nze wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Nange wansomesa laavu Nga wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Wankuba n'odda ne mu kati Teacher wansomesa laavu Nga wankuba n'odda ne mu kati Yesse Oman Rafiki Route Music Oh yeah yeah
Writer(s): Janet Nambooze Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out