Lyrics

Shyaa This one Yeaayeah Atayita yitanga ya waana owuwe Nyini mulengo yaguwaana ogule Gwe bwomweenya nemba nga akubidwa emandure Omutima gukubira kumu kumu kibooko ya Wembley Nga reward ompangule Mu Bantu onyanjule Nteeke ko engule Okilizibwa oneffuge Tewaba akujjako ebisale Love tetundibwa mukatale Omutima ogulimu akasaale, darling nkuwe ogutwaale Obeela otutte kiwedde, Kye bateese teese Ogujjako nga olinda tunyeenye nga keddo nga nze nakyelabidde Gira netwalira, netwalira Laba ebisanyanzo nina Buli kyetaagisa Gira netwalira netwalira Laba ebisanyizo nina Nina buli ekyetaagisa Totama oli kyakulya and the sweet one Ndowooza amata gwe gonaaba ekiro Kugwe baakisusa, buĺi kimu watuuka Atenga nsomera mu baasa Naye era kigwa Sotonumya leka nkugambe akaama Netaaga omanya ekituufu ovaawa Oba sweet manye, mumutimagwo ngwaawa Kubanga nze nkwagala nga maama anzaala Obeela otutte kiwedde, Kye bateese teese Ogujjako nga olinda tunyeenye nga keddo nga nze nakyelabidde Gira netwalira, netwalira Laba ebisanyanzo nina Buli kyetaagisa Gira netwalira netwalira Laba ebisanyizo nina Nina buli ekyetaagisa
Writer(s): Laika Umuhoza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out