Lyrics

Dem call me Khalifa AgaNaga, (na-nakambaya accident) Nze eyali atamanyi ku bya city, nokyakaza notwala nga ku zi party Buli lunaku nawe ng'ebela party, AgaNaga Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama I love you, love you, love you baby Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange Nebwompa emotoka kapyata, nebwombalila ensimbi obuwanana Owange ono yasinga, AgaNaga Nebwoba owakana, nsimbila awo enyumba eya kalina Oba bino ebikomo bya feeza, oba zaabu Ne bwompa ekyapa ky'etaka, nebwekuba kumegana na Golola Walayi njakumegana, AgaNaga Nebwonteka mu mpaka nga nvuganya na Lwakataka Ng'avuga motoka, nvuga ronda nja gasota nja kuwangula Kuba eyo okuyita obukunya, abakube nfulumile mu mpampula Sija kuswala, AgaNaga, kubanga mwagala nyo mu mutima gwa nge Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama I love you, love you, love you baby Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange Oyo shawty ni mzuri, kama ka malaika Buli amulaba ayagala kumukwana, AgaNaga Buli kibi nsubiza okwetonda, tokigeza okunkyawa Sija kukunyiza sija kukukabya, ate nga sija kumukyawa Nsaba mukama baleme okumutwala, abamwegomba, abatamunjangaliza Buli amulaba ayagala kumukwana, wabula washanana That's why mwagala nyo mu mutima gwange Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama I love you, love you, love you baby Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange I'm gonna love you this season, I'm gonna love you for a reason You're my final decision, my solution I'm gonna love you this season, I'm gonna love you for a reason You're my final decision Nze eyali atamanyi ku bya city, nokyakaza notwala nga ku zi party Buli lunaku nawe ng'ebela party, banage ali pretty That's why mwagala nyo, okuva ku ntobo gwo mutima gwange Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama I love you, love you, love you baby Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga Na-nakambaya accident
Writer(s): Sadat Mukibi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out