Music Video

Kanfube
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

COMPOSITION & LYRICS
Rowenah Birungi
Rowenah Birungi
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Samuel Bisaso
Samuel Bisaso
Producer

Lyrics

Nindirira n'obuguminkiliza okutuusa lwalidda Era ng'omulimi bwalinda ebibala bye okukula Negendereza, nywezeza omutima gwange sikuba nga guwaba Okujja kwe kuli kumpi tansanga nga nemoola Nga nemoola nabino ebitasaana ebyamalala N'okwemulugunyanga, omusango gumbeere wala Nafanana ntya nga gunsinze Omusango gw'ekibi nga gunyinze Byenkolerede nga bigaanye Nendyooka nswaala mumaaso ge Ndifaanana ntya nga gunsinze Omusango gw'okufa nga gunyinze Byenkorerede nga binsubye Nendyooka nswaala mu maaso ge Nedda kanfube Ndi kubunkenke, nebuuza ob'ansanze atya Kyenva newala ebisikiriza omutima, kuba nabyo tebikoma, (binji nyo) Negendereza, nkuuma nyo omutima sikuba nga guwaba Okujya kwe kuli kumpi tansanga nga nkola birala Mwagala nyo, sagala kumuyiwa ngezaako kuba nkimanyi naye aninze Amp'ebitereke, byanterekede okumala ebanga Nafanana ntya nga gunsinze Omusango gw'ekibi nga gunyinze Byenkolerede nga bigaanye Nendyooka nswaala mumaaso ge Ndifaanana ntya nga gunsinze Omusango gw'okufa nga gunyinze Byenkoleredde nga binsubye Nendyooka nswaala mu maaso ge Nedda Kanfube... (Kanfube...) Kanfube... (kanfube...) Kanfube... (kanfube...) Kanfube... nedda kanfube... (kanfube...) Kanfube... (kanfube...) Kanfube... (kanfube...) Kanfube... nedda kanfube... (kanfube...) Kanfube... (kanfube...) Kanfube... (kanfube...) Kanfube... nwaane olutalo mpangule...(mpangule...) Mpangule... (mpangule...) Mpangule... (mpangule...) Mpangule... ndabe amaaso ge... (yeee), Amaaso ge... (yeee...) Amaaso ge... (yeee...) Amaaso ge... (yeee...) ngwe mukifuba kye...(yeee...), Mukifuba kye... (yee...), Mukifuba kye... (Yee mukifuba kye...) Nyambale engule yange Oooh Kanfube
Writer(s): Rowenah Birungi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out