Music Video

Newayo
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
Judith Babirye
Judith Babirye
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Judith Babirye
Judith Babirye
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Judith Babirye
Judith Babirye
Producer

Lyrics

Newayo gy'oli nkusinze Oli mukulu Mukama gyendi Kanvuname w'oli nkusinze Gw' eyatonda ohh oli mukulu Ensozi zonna zikusinze ohhh Enyanja zikube mungalo Newayo nvuname nkusute ohhh Oli mukulu newayo nkusinze Newayo gy'oli Taata Newayo nkusinze (oli.) Oli Mukulu (oli.) Yesu oli mukulu (Newayo gy'oli) Newayo nkusinze ehh Okusinza (eyo mere) Mere yamutima gwange Newayo nvuname w'oli Newayo nkusinze (oli.) Oli Mukulu (oli mukulu) Yesu oli mukulu (Newayo newayo gy'oli Yesu) Newayo nkusinze ehhh Okusinza (mere yamutima gwange) Mere yamutima gwange Byokoze bingi nyo gyendi Bwesikusinza mbeera nelimbye Wanzijayo e Kololo mu theatre Nompa obulamu Newayo nze nkusinze Newayo gy'oli Taata Newayo nkusinze (ehh.) Oli Mukulu Yesu oli mukulu eeh (oli mukulu gyendi Taata) Newayo (newayo) nkusinze ehh Okusinza (ddala okusinza) Mere yamutima gwange Newayo nvuname Taata Newayo nkusinze eeh Oli Mukulu (Sebo) Yesu oli mukulu (Newayo newayo Taata) Newayo (Yesu wange) nkusinze ehh Okusinza Mere yamutima gwange Ebivuga kabivuge tukusinze Oli mukulu Yesu oli mukulu Engalo tuzikube tukusinze Ohh newayo gy'oli kusinze Newayo gy'oli Taata Newayo nkusinze (oli mukulu) Oli Mukulu (Sebo) Yesu oli mukulu (oli mukulu gyendi) Newayo (newayo) nkusinze Okusinza (mere yamutima gwange) Mere yamutima gwange Ndisanga wa akwenkana mu nsi eno Newayo (newayo) nkusinze (oli.) Oli Mukulu (oli.) Yesu oli mukulu (oli mukulu Mukama gyendi) Newayo nkusinze ehh Okusinza (mmmh) Mere yamutima gwange Bwesikusinza mbeera nelimbye Newayo nkusinze (oli mukulu gyendi) Oli mukulu (Taata wange) Yesu oli mukulu (wasangula amaziga gange) Newayo newayo ...
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out