Music Video
Credits
PRODUCTION & ENGINEERING
Ken Favor
Producer
Lyrics
it's another one ah aah
mubende yeeka gyenva
ken favour beats
wangamba buli kirikukyika mu love
olifuuka mulwanyi
era nongamba buli ekirikaluba
oli kyigonza otereze ebiganye
kati nasigaza bifananyi
gwenawanga olukedde yafuna omulala
namukokola ki ye ani amanyi? (eh)
kati nebweba nkuba njitya negama dda enkuba
kuba nzijukira binji mu nkuba
njitya nojitya wantamya enkuba (eh)
tulo tulo nyamba ontwaale
ebya love kambyewale
tulo tulo jangu ontwaale
afazaali nze neebake
tulo tulo nyamba ontwaale
ebya love kambyewale
tulo tulo jangu ontwaale
afazaali nze neebake
kambireke ebya love kambite
gwenayagala bwatyo bwakoze
asazeewo omutima ayuze
ebya love byakisiru kyenjize
atava ku mulungi afa awoza
bwaba bwasazewo nze kankite
kankite muleke (eh yeah)
nekasooli bamulya da gwenali nsimba
tekyali kwepika omuwala yanimba
nga twava wala nze nono gwengamba (eh)
kati nebweba nkuba njitya negama dda enkuba
kuba nzijukira binji mu nkuba
njitya nojitya wantamya enkuba (eh)
tulo tulo nyamba ontwaale
ebya love kambyewale
tulo tulo jangu ontwaale
afazaali nze neebake
tulo tulo nyamba ontwaale
ebya love kambyewale
tulo tulo jangu ontwaale
afazaali nze neebake
kati nasigaza bifananyi
gwenawanga olukedde yafuna omulala
namukokola ki ye ani amanyi? (eh yeah)
nekasooli bamulya da gwenali nsimba
tekyali kwepika omuwala yanimba
nga twava wala nze nono gwengamba (eh)
kati nebweba nkuba njitya negama dda enkuba
kuba nzijukira binji mu nkuba
njitya nojitya wantamya enkuba (eh)
Lyrics powered by www.musixmatch.com