Lyrics

Tulibatambuze wano ekya tuvawo Gwe kati kola byokoze Ngokimanyi tetusigazawo Kiseera kya kubereewa Netunyimirwamu Kubitutegenyiza entakera Calendar Yobulamu Obwa bulyomu Mukama yagyesigaliza eyo Mumukono gwo ye Tomanyi lwo ligenda Ekisinga muwe Obulamu bwo Ebye ensi eno Bigwawo Mukama, Bumuwe obulamu bwo Muwe omwoyo gwo Mukwase byona, Kirigaasaki okulya Ebyasaava Munsi nofiirwa Obulamu obujja Nkimanyi ebyensi bigwa Ebye nsi eno Bikooma Tulina gyetugenda Mu bwakabaka bwe Obwemirembe twesunga Ffena otutuseyo Bye twemaliramu Banji kwetweyunirira Mbu kasita tuba nebyo Kyesinga Muli netwelabira nti Banji abirekebyo Nga ababirinako akaseera Omenyekera ki nebyo Ebigwawo Ofiirwe Omwogwo guzikirire Wandifunye akaseera ofumitirize Okimanye Mukama Akwetaaga Ategese nabinji byetutamanyi Eri ebawedeyo ensi nebagyegana Nabayimirirawo kululwe Nabafuga okwegomba kwo mubiri Gwe wandilabuse ekiseera kigawayo Mukama nomuwa obulamu akulembere Owonye ememe yo okuzikirira Olunaku lwalisarira ababi omusango
Writer(s): Segawa Andrew Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out