Lyrics

Isiraeri eri mu ddungu Baalumwa enyonta n'enjala Bakowoola erinya lyo Kitiibwa kyo kyakka kunsi Kitiibwa kyatuula ku lwaazi Olutaliina nsulo Banywa bonna bakusinza Nti osanidde Mukama Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga likusinza Buli viivi livunama Tewali yakaddiya lugoye Tewali yaziimba bigere Mpagi yo muliro ekiiro era, mpagi y'ekiire emisana Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Yeriko yali agaliddwanyo Ngaliko bbugwe munene Kitiibwa kyo kyakka kunsi Bbugwe yenna yayiika Kitiibwa kyo ekyeddanedda Leka kike wano leero Buli mbeera evunaame Linya lyo lisinziibwe Kitiibwa kyo ekyeddanedda Leka kiike wanno leero Buli mbeera evunaame Linya lyo lisinziibwe Kitiibwa kyo ekyeddanedda Lekka kikke wanno leero Buli mbeera evunaame Linya lyo lisinziibwe Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Osanidde osanidde Kitiibwa kyo Netendo lyo Buli gwanga, likusinza Buli viivi livunama Mukama nebakerubi bayimba
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out