Lyrics

Moziah Yeah Nasigala wamu Nasigala wamu mukwano Nga nkukumideko amaso Kutuseyeya mumukwano Oyogera bulungi vawo Owomeza omukwano Guwooma nga pilawo Eeeyei Omusaayi mumisuwa guyimba Omutima gukuba gukulinda Yita omusawo akebele oba nkulimba Gwe laba Nasigala wamu wamu wamu Nasigala wamu wamu wamu Namanyi gagwamu what am i gonna do Ndi wamu Nagwamu Nkizu Mukwano mbu gulimu amanyi Buli bwonkuba kissi ne ngonda bwenti Akabugumu akawomu omuliro nga gwaka Tukyikole bulikadde tojaguze emyaka Nasigala wamu wamu wamu Nasigala wamu wamu wamu Namanyi gagwamu what am i gonna do Ndi wamu Nagwamu Oli kyamuwendo nyo nga zaabu Oli muzibu to find so nkukwatilako nga Gaamu So tamu uhmm Tulina Forever you and i Kuba ompomela nga ka chai Mwotonyeza sukali Njogeza maziima tompita mulimba Sikusa mukyitimba Abalala nabesamba Nasigala wamu wamu wamu Nasigala wamu wamu wamu Namanyi gagwamu what am i gonna do Ndi wamu Nagwamu
Writer(s): Bagonza Alexander Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out