Texty

Ooh olwalero nsaba mukole pakingi (wuluulu) Laavu tumuwe paking (ayi ayi) Mukole pakingi Owomukwano mumuwe pakingi Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Leero tulawo dia balete ebirabo Eno ewaffe twasoma kyimu, laavu eyo Yisa amaso awo olabe abalungi amakula Eno banababi twabagobayo ewaffe eno Ono owange kamuwaane Ne Bulandina lumu alyawo Era nze noono mutulinde Munatutegesa bitimba eyo Era nze wansanga ne kimuudu Wambudambuda daali wanzibula namaso ago Wanteeba kanya ka duuru Wambudambuda daali wanzibula namaso ago Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Switi eyantolosa mu deeka Olwaleero nkulaba nga banka Leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi) Eyasombola nga obulabo gwengamba Bwoba nga owakana mu buuza Badiru (Badiru) Baaba Badiru Yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba Nga ngoba diiru Era nze wansanga ne kimuudu Wambudambuda daali wanzibula namaso ago Wanteeba kanya ka duuru Wambudambuda daali wanzibula namaso ago Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Kano kozze kanno kozze owomukwano (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne maama kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Ah ye, ah ye unh Ah ye, ah ye unh Ah ye, ah ye unh Kati nyimba kokonyo Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama Ngenze kusiba na mpombo Nganzifumbira omulungi eyansima Nyimba kokonyo Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata Nze ngenze kusiba mpombo Nganzifumbira omulungi eyansima Mufumbire nzijure byayagala Mbiteke ku sowani yebumba Kacaayi ke nkatekemu ekyisubi Nkateke mucikopo kyebumba Kano kozze kanno kozze mwami wange (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Kano kozze kanno kozze mwami wange (kano kozze) Laavu njagala nkuwaane (kano kozze) Kano kozze nze ne Taata kamugambe (kano kozze) Leero njagala nkusuute (kano kozze) Kano kozze (kozze lelelele) Kanno kozze (njagala nkusuute) Kano kozze (lele lelelele) Kano kozze (lele lelelele) Kano kozze (lele lele, lelele) Kano kozze (haaha ne Taata kamugambe) Kano kozze (oh-oh ne Maama kamugambe) Kano kozze
Writer(s): Winnie Nakanwagi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out