Music Video

Singa (Official Video) - Ykee Benda Latest Ugandan Music HD
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
Ykee Benda
Ykee Benda
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Tugume Wycliffe
Tugume Wycliffe
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Nessim
Nessim
Producer

Lyrics

Yeah-yeah yeah Ykee benda, yeah Singa gw'eyali omusana ogwakanga Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga Singa, nze nesiimye Singa gw'eyali omusana ogwakanga Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga Singa, nze nesiimye (yeah, nze nesiimye) Eh! Singa, ku ensi yona eno twaliko ffeka Singa, buli kalungi nze nkakukwasa Singa, egulu lyegula gwe n'olaba Essala, zempayo ku lulwo malaika Gwemanya, ne mubiire mu banga ntuuka Gwe bwongamba, nze wuwo era abasinga Buli gyempita, nga ndi nawe nzimba zimba Ky'ova olaba, n'ekifuba oluusi kiruma Singa! Singa gwe! Ye singa! Eh, eh Singa! Singa gwe! Ye singa! Eh, eh Singa gw'eyali omusana ogwakanga Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga Singa, nze nesiimye Singa gw'eyali omusana ogwakanga Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga Singa, nze nesiimye (yeah ih) Maaso taala, bona gw'obasinga Mu riiso eno munda, omwange mwotuula Kimuli my flower, kulembera bwetukumba Mukwano ensonga, ne munzikiza tabula Ky'ova olaba birungi Nze nkwagala na mubungi Omusana ogwo ogwaka Oba enkube eyo etonya Era ddala birungi Nze nkwesiga na mubingi Kugwe omulungi, kwe nzimbidde omusingi (Singa) (Singa) (Yeah) Oh-oh, yeah-yeah yeah Singa! Singa baby! Singa! Eh! Eh Singa gw'eyali omusana ogwakanga Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga Singa, nze nesiimye Singa gw'eyali omusana ogwakanga Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga Singa, nze nesiimye
Writer(s): Ykee Benda Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out