Lyrics

He-e-e-y Huh! Winnie Nwagi Ebintu by'omutima, biba bizibu manya okutegeera Kyegutayagala, ne kyegwagala sikyangu kuteberebeza omanyi Naye nga gwasimye ne gwagala, gusimbawo gwe amakanda Era Ky'ova olaba mu birowoozo byange, obeera onzijjira Bibala bya ssala zange bye nassaba Katonda, yegwe Era obudde nebuziba nga sikulabyeko, mbeera ntyo ntyo ntyo Nayitawo okwagala, nakusiriwala Kyekyo lwaki nkulondola Gwe bulamu bwange, oli future yange Gwe kirabo kyange Katonda kyeyampa, kyeyantondera Gwe mwami wange Gwe mwami wange Katonda gweyantondera (oli kirabo) Oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo) Gwe mwami wange Katonda gweyantondera (oli kirabo) Oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo) N'omala ogezza, n'ova wendi oti, nsigala mu kusikirize Nanti omutima, ogutute Oli ntununsi, nze mutima Ogwange kwezikubira Buli lwondeka, nsigala mu kiwubalo Nkwagala ebyadala, m'mutima Mpulira nkusubwa wotoli Gwe wange, yeah Huh! Mukama ya ntunulira n'angemulira Nga alaba mbonabona Bw'atyo n'ampa gwe, obere wange Gwe mwami wange Katonda gweyantondera (oli kirabo) Oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo) Gwe mwami wange Katonda gweyantondera (oli kirabo) Oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo) I love you, I love you, hmm It's my dedication, to you my love, love Buli lunaku, olukya, nyongera ku kwagala Era mu bulamu bwange simanyi kyewanffukira! Kansabbe Ddunda, nannyini kumpa Era akunkumire Kubanga wafuka part of life Gwe wotali siyinza Abo abakulimba, tunula eno ewange Nze oyo akwagala From the Genesis mpaka okukoma kwensi Sirirya bigambo byange Gwe mwami wange Katonda gweyantondera (oli kirabo) Oli matiribona ebibala byessala zange (oli kirabo) Sirirya bigambo byange Gwe mwami wange Gwe mwami wange (oli kirabo)
Writer(s): Winnie Nakanwagi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out