Music Video

John Blaq - Nekwataako (Official Video)
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
John Blaq
John Blaq
Performer
COMPOSITION & LYRICS
John Blaq
John Blaq
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
WANI
WANI
Producer

Lyrics

Zuena eno Barbie Eno Zari Eno Sheebah Eno Winnie Kaguta Kataha Lupita Kadaga Fabiola Daniela Gashumba Byanyima, I'm confused (Wani) Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe bby (Nekwataako) Okiraba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (Nekwataako) Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go (Era nekwatako) Okiraba otya mu kamotoka frontseat yegwe asooka (Kati nekwataako) Nze omulwanyi wo Era mukwano gwo musumba wo Yenze gw'akubira bwe biganye Nze gw'asoosa nekumwanjo Nze saagala kunyiiza Era saagala munyiiza Saagala kuwulira nga bamuvunza Ebitimbe babitimba Ebizimbe babisiiga Nti omwana ayagadde munne Kati neetonda Eri abo benasooka okwagala nenkyawa Mwenna, nabakyawa Olwokuba nafunye gwenali nga nonya Ya ya ya Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe bby (Nekwataako) Okiraba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (Nekwataako) Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go (Era nekwatako) Okiraba otya mu kamotoka frontseat yegwe asooka (Kati nekwataako) Akaloboozi kooo kali nice Netegereza makinga you're bright Omukwano gwoo guli fine Netegereza ninga ali ku terefayina Nze siganye olinayo daddy Yakugaana obulenzi bu local local Bwoba osobola mugambe daddy Omutima gwo gwasiima eno bwoy bwoy Mubirowoozo ne mumusaayi Mugambe nti yenze alimu Mubirowoozo ne mubutambi Mugambe yenze gw'olaba Baby Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe bby (Nekwataako) Okiraba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (Nekwataako) Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go (Era nekwatako) Okiraba otya mu kamotoka frontseat yegwe asooka (Kati nekwataako) Zuena eno Barbie Eno Zari Eno Sheebah Eno Winnie Kaguta Kataha Lupita Kadaga Fabiola Daniela Gashumba Byanyima, I'm confused Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe bby (Nekwataako) Okiraba otya nga nkututeko eyo mu bazungu (Nekwataako) Okiraba otya nga breakfast ekusanze mu masuuka go (Era nekwatako) Okiraba otya mu kamotoka frontseat yegwe asooka (Kati nekwataako) Zuena eno Barbie Eno Zari Eno Sheebah Eno Winnie Kaguta Kataha Lupita Kadaga Fabiola Daniela Gashumba Byanyima, I'm confused
Writer(s): John Black Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out