Lyrics

Mukama nzize nga netonda Onsasire onsisinkane Nkyaamye nnyo mu buvubuka bwange Naye kati mukama nzikakanye Bino eby'ensi tebimpagawaga Mulokozi byonna gw'abisinga Laba nzize ssebo nga bwendi leero Nzikakanye mukama onsisinkane Wambatira (wambatira) Wambatira (wambatira) Omuntu wange Ow'omunda Nsaasira, nziza bugya Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange Wambatira (wambatira) Wambatira (wambatira) Omuntu wange Ow'omunda Nsaasira, nziza bugya Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange Oluusi bwengwa Nga ntambula Ebigere byange bigenda awatasaana Naye leero, Mukama Bibumbe bugya Nzikakanye, nzigwaawo omwoyo gwange. Wambatira (wambatira) Wambatira (wambatira) Omuntu wange Ow'omunda Nsaasira, nziza bugya Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange Mukama bwenjogera Akamwa Kange Taata koogera bingi ebitanzimba Laba nzize, Mukama, nga bwendi leero Onzikakanye mukama onsaasire Wambatira (wambatira) Wambatira (wambatira) Omuntu wange Ow'omunda Nsaasira, nziza bugya Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange Wambatira (wambatira) Wambatira (wambatira) Omuntu wange Ow'omunda Nsaasira, nziza bugya Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange Nga sirina anjagala Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange Emikwano nga gindese nzekka nze Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange Wakati mu ddungu, munange Mukama nkwetaaga Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange Kigambo ky'obulamu, Mukama nkwetaaga Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out