Lyrics

Nalina omuwala eyo ebusabala (hey) Proscovia omulungi w'ebusabala (hey) Yalina akamwenyo akalinga enjuba Nga mutayiza nga atega enjuba (hey) Waliwo ekintu, ekyansumbuwa (hey) Ekyo ekintu ekyangoba ebusabala Yalina muzeeyi eyali yajula obukambwe Nga buli bwandaba, nga awagala ekyambe (Aaah) (Ooh) Kye kyangoba eyo ebusabala (oh) Eeh (eh-eh) Kye kyangoba eyo ebusabala Oh-oh oh Kye kyangoba eyo ebusabala Eh-eh eh Kye kyangoba eyo ebusabala Muzeeyi yali mulodi w'ebusabala (hey) Okuva ebuvanjuba paka ebugwanjuba (hey) Ng'abanonya basajja ba local defence Mikwano gya muzeeyi wa Scovia (Scovia) Guli omukwano gwali gujjakunzisa (hey) Nga njiribayiriba ne Proscovia (hey) Wabula muzeeyi eyali yajula obukambwe Nga buli bwandaba, nga awagala ekyambe (Aaah) (Ooh) Kye kyangoba eyo ebusabala (oh) Eeh Kye kyangoba eyo ebusabala Oh Kye kyangoba eyo ebusabala Kye kyangoba eyo ebusabala Ekyangoba eyo ebusabala batuula ku ntebbe nze ne bampa omukeeka Ekyangoba eyo ebusabala, nze omwana w'omuntu ne bampita enswera Ekyangobya eyo ebusabala Proscovia ekimuli kyebusabala Wabula muzeeyi eyali yajula obukambwe Nga buli bwandaba, nga awagala ekyambe (Aaah) Kye kyangoba eyo ebusabala (oh) Eeh (oh-oh) Kye kyangoba eyo ebusabala Kye kyangoba eyo ebusabala Kye kyangoba eyo ebusabala Ekyangoba eyo ebusabala batuula ku ntebbe nze ne bampa omukeeka Ekyangoba eyo ebusabala, nze omwana w'omuntu ne bampita enswera Ekyangobya eyo ebusabala Prosco- (Prosco) -Via ekimuli kye- (ekimuli kye) Ekimuli kye (kye) Proscovia oyo Proscovia Proscovia ekimuli kyebusabala (Aaah) (Eeeh) (Aaah) (Eeeh)
Writer(s): Maurice Kirya Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out