Letras

La la la la la la la lala La la la la la La la la lala lala Kityo bwoba ng'otuse Ngendera e Bulange Ondabire nyo Violet Nti mutumidde bambi Omuwe na akafananyi Kano bambi alabengako Viola, ambe nga mu-mmeme Nange mube nga mu mmeme Alina akabiri Violet Akayooyofu bambi Okwo kwoosa akayindo Akaalo, oh sweet Bwenzijukira erinyalye Okulyogera mpoomerwa Kale ndeke ono nganzze ani? Mpozi ddalu nga lyerize Mubulire nti ebulaya Bawala bangi abalungi Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange Gamba Viola, nti mwagala Gamba Viola nti agume ndidda Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa Kasita ebulayo myeezi Ebibuuzo mbituule Kansubire okubiyita Lugaba aliba anyambye Mukakese nti mwagala Talowooza nti ndingisa Anti yansiba ku mmeme Ate era yansula ku mmeme Nzikiriza okukyuka, nakyo ekyo ki mugambe Akimanyee bambi, nti bwenasubiza salimba Tewaliba alinenya, kasita Katonda yoomu Sifa ku bayengesa ngambo Wabula Voila gwenfaako Mubulire nti ebulaya Bawala bangi abalungi Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange Gamba Viola, nti mwagala Gamba Viola nti agume ndidda Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa Lalala lala la la la La la la lalala Lalala lala la la la Lalala lala la la la Awumule mirembe, Elly Wamala Untill mu ever green Oh nanana Viola oh, eh-eh yeah Kityo bwoba ng'otuse Ngendera e Bulange Ondabire nyo Violet Nti mutumidde bambi Omuwe na akafananyi Kano bambi alabengako Viola, ambe nga mu-mmeme Nange mube nga mu mmeme Mubulire nti ebulaya (nti ebulaya) Bawala bangi abalungi (abalungi) Ekyo te kimutiisa, Viola malayika wange Gamba Viola, nti mwagala Gamba Viola, nti agume ndidda Kubanga nange gyendi, mukumidde obwesigwa (lalalala)
Writer(s): George Kigozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out