Letras

Hey yeah-yeah Hey hey hey Bulikumakya nsaba katonda, tuleme Kwawukana Nabuli kiro era musaba, akukume Nemwebaza, okumpa ekirabo ekyomuwendo Yampa gwe, era gwe Malayika wange Mpulira emirembe muli, ngatuli fembi Yegwe, akomyawo emeeme, emeeme Mukwano, onsingira feza ne zabu Olikyamuwendo mpulira okwagala kususe, mukwano nkufirako Yegwe gwembadde ninze, yegwe Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe Olese esuubi, mubulamu bwange Amazima olese essanyu, ely'enjawulo Era gwe malayika wange Yegwe gwembadde ninze, yegwe Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe Olese esuubi, mubulamu bwange Amazima olese essanyu, ely'enjawulo Era gwe malayika wange Wadde, ngatufunye ebizibu sirivawo Wadde abatuwalana bogera, ezo ngambo zabwe Sirikuleka, kuba gwe ekirabo ekyomuwendo Nfunye gwe, essanyu lyange likomyewo Mpulira emirembe muli, ngatuli fembi Yegwe, akomyawo emeeme, emeeme Mukwano, onsingira feza ne zabu Olikyamuwendo mpulira okwagala kususe, mukwano nkufirako Yegwe gwembadde ninze, yegwe Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe Olese esuubi, mubulamu bwange Amazima olese essanyu, ely'enjawulo Era gwe malayika wange Gwe, omulungi gwenjagala Era gwendaga, buli wamu awanuma Nze njagala, nga nsula nawe nga dya nawe ntambula nawe mpumula nawe Nkadiwe nawe omu, eeh eh Omulungi eeh ehhh Yegwe gwembadde ninze, yegwe (yegwe) Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe Olese esuubi, mubulamu bwange Amazima olese essanyu, ely'enjawulo Era gwe malayika wange Yegwe gwembadde ninze, yegwe Sikyikiriza nti otuse, mpulira mirembe Olese esuubi, mubulamu bwange Amazima olese essanyu, ely'enjawulo Era gwe malayika wange (baby) Ooooh oh baby Malayika wange
Writer(s): Juliana Kanyomozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out