Paroles

My Property Fresh Bwoy Artin Artin on the beat Kamunyweze ono gwenina Eky'obugagga kyokka kyenina Kamunyweze ono gwenina My woman my property Hmmm, my property My woman is my property Hmmm, my property My woman is my property She's my property My chapatti My Bughatti My Yorghurt She's my property Mukwano mbadde saagala nkusakate Baby ekimotoka nvuga kikekete Naye sifaayo njagala ezange ozimekete Abo tebakulimba laavu yaabwe yaggete Baagala just your pomp pomp bawete Naye askari wo sijja ku baganya Nkimanyi bu smart wire bukkubaganya Gwe ky'obugagga kyenina ekyo ky'olina omanya Era laavu bwe luba lugendo baby gwe panya Hmm naguze najjolo Kuuma my kiwojjolo Era ayagala blow Kwata ku kiwojjolo I like the way she wine pon de beat Fan fiesta put on repeat Me like the way she wine pon de beat Me and my babe everyday we're lit My woman is better than yours Mwe temumunyiiza mumuggye mu biboozi Yeah, she's better than dem by far Oba mukweke wa abayaaye bangi bamufa Asana kweka mu bbanka Sirimba omwana alina work Okumufuna nesiimye yali luck Simuta ne bw'ompa ceeke eri blank Akuba tamanyi skunk Natamiira laavu ye am drunk Naka, ekirungi kye tasala myaka Fresh Bwoy ntuula mu buli track I like the way she wine pon de beat Fan fiesta put on repeat Me like the way she wine pon de beat Me and my babe everyday we're lit And this you're my babe My Fresh Bwoy ma babe Oooh Gwe ky'obugagga kyenina ekyo ky'olina omanya Era laavu bwe luba lugendo baby gwe panya Hmm naguze najjolo Kuuma my kiwojjolo Era ayagala blow Kwata ku kiwojjolo Anjagala bya ddala My woman anjagala bya ddala Abayaaye bamukubira tapickinga Ono owange tancheatinga Anyumirwa obuviiri bwe natintinga Essimu agikuba baby tabeepinga Eno true love Anjagala mu bugagga ne mu bwavu
Writer(s): Fik Fameika Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out