Paroles

Baur The freshest niggah around town Fik Fameica Baur Sabula Tell me oyagala tulage wa? Tell me oyagala tukome wa? Tell me oyagala nkukwate wa? Tell me gyal, tell me gyal Tonight oyagale nkutwale wa? Omukwano oyagala gukome wa? Tell me bwe mba nkusumbuwa Ŋŋamba, tell me girl Mbuuza twende sasa? Oba tukome wano? Omukwano nteeke mu kabbaasa? Oba nkuteere wano? Nkwate we nakwata luli? Oba nkwate wano Tell me what you want from me I swear kiggwera wano Never leave me baby Tonsanga n'ondeka wano Life is hell to me Lwotabeera wano Co-come close mummy Nkusaba sembera wano Mubiri ku mubiri Nyeenyaamu katonotono Onjagala biri biri? Oba onjagala bino bino? Laavu ya bano bicupuli Labayo ndeese my original, yeah I'll take a bus, take a boda, take a plane Just to meet you my babe I love you njagala manye oba naawe bwotyo Babe Tell me oyagala tulage wa? Tell me oyagala tukome wa? Tell me oyagala nkukwate wa? Tell me gyal, tell me gyal Tonight oyagale nkutwale wa? Omukwano oyagala gukome wa? Tell me bwe mba nkusumbuwa Ŋŋamba, tell me girl Talk to me Talk to me babe Talk to me Talk to me girl Sirina ssente nnyingi ŋŋamba Talk to me Talk to me babe Nnyamba waakiri ŋŋamba your number Talk to me Aah ah tell me waguan Tell me where I buy Shopping tugikole China oba Japan? Tugende Jamaica oba London? Tell me nkutwale mu disco oba mu movie? Babe, this love is heavy yeah I'll take a bus, take a boda, take a plane Just to meet you my babe I love you njagala manye oba naawe bwotyo Babe Tell me oyagala tulage wa? Tell me oyagala tukome wa? Tell me oyagala nkukwate wa? Tell me gyal, tell me gyal Tonight oyagale nkutwale wa? Omukwano oyagala gukome wa? Tell me bwe mba nkusumbuwa Ŋŋamba, tell me girl Talk to me Talk to me babe Talk to me Talk to me girl Sirina ssente nnyingi ŋŋamba Talk to me Talk to me babe Nnyamba waakiri ŋŋamba your number Talk to me, yeah I'll take a bus, take a boda, take a plane Just to meet you my babe I love you njagala manye oba naawe bwotyo Babe, Fresh Ky'osaba kye nkuwa Buli lunaku nsaba edduwa Alikuddako ndimuggya wa? Ndituuka wa ndibeera wa babe? Nze eby'okulimba byannema Nedda maama yaŋŋema Mponya okuswala byantama Ndi mu nkuba eno seggama Okay fine babe Laavu endeeta daily Wootali mbeera highly Omanyi mbasinga styling Promise me nti wendi weewo Lubeerera laavu yaffe teriggwaawo, oh gal Empaka bw'erirwawo Bano abayaaye ba city tebaakulyewo? Tell me oyagala tulage wa? Tell me oyagala tukome wa? Tell me oyagala nkukwate wa? Tell me gyal, tell me gyal Tonight oyagale nkutwale wa? Omukwano oyagala gukome wa? Tell me bwe mba nkusumbuwa Ŋŋamba, tell me girl Tell me oyagala tulage wa? Kkiriza nkutwale ku Fresh Gang Fresh Gang, tebagyeŋŋanga You know how we do it
Writer(s): Fik Fameica Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out