Paroles

Lyrics created by jKiiza Eeeh Eee Ngolokose ngende okukola Njiiye obulamu Mukama Nkusaba ogende nange Wotali Mukama ensi enengobelera Nkolelera abaana bange, Mukama Nkolelera future yange Mukama tambula nange Nkulembera nagobelera. Mp'omukisa kumulimu gwange Mp'omukisa mubulamu bwange Kub'omukisa Mukama gwe gwogaba Nkimanyi tegulina buyike. Tegulina buyunike omukisa gwa Mukama Gw'ampadde nkimanyi Laba ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama Gw'ampadde nkimanyi tegulina buyinike. Tegulina buyunike Ekibuga ngaanye sikifuluma, nedda Manyi ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyunike Tegulina buyunike Nebwologa abange, Olituuka n'okoowa, manyi ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyinike Tegulina buyunike Nebwogala oluji Guwaganya mudilisa, ela ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde(nina Katonda) Nkimanyi tegulina buyinike Tegulina buyinike Omukisa gwengamba tebaguloga, Nedda riziki tewaba Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyunike Mukubo waliy'emitego Sitani ayagala kunkuba bbusu omukisa gwange agutwaale Andeke nemulugunya Ntegulura emitege gy'omulabe Kati engalo zino zinabala ensimbi Nebweliba dollar elituuka negoonda Mukisa gwo tegulina buyinike. Tegulina buyunike omukisa gwa Mukama Gw'ampadde nkimanyi Laba ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama Gw'ampadde nkimanyi tegulina buyinike. Tegulina buyunike Ekibuga ngaanye sikifuluma, nedda Manyi ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyunike Tegulina buyunike Nebwologa abange, Olituuka n'okoowa, manyi ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyinike Tegulina buyunike Nebwogala oluji Guwaganya mudilisa, ela ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde(nina Katonda) Nkimanyi tegulina buyinike Tegulina buyinike Omukisa gwengamba tebaguloga, Nedda riziki tewaba Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyunike Empewo efuuwa Enkuba nekuba Nkolelera baana bange Mpeleza omukisa gwo Omuzira gukuba Genda nange Nkolelera future yange Genda nange Tegulina buyunike omukisa gwa Mukama Gw'ampadde nkimanyi Laba ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama Gw'ampadde nkimanyi tegulina buyinike. Tegulina buyunike Ekibuga ngaanye sikifuluma, nedda Manyi ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyunike Tegulina buyunike Nebwologa abange, Olituuka n'okoowa, manyi ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyinike Tegulina buyunike Nebwogala oluji Guwaganya mudilisa, ela ndiba bulungi Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde(nina Katonda) Nkimanyi tegulina buyinike Tegulina buyinike Omukisa gwengamba tebaguloga, Nedda riziki tewaba Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde Nkimanyi tegulina buyunike.
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out