Lirik

Eddembe lyenafuna gwaali musaayi Okuganjja kwe naffuna gwaali musaayi Omuwendo gw'obulamu gwaali musaayi Omusayi gwa jesu ggumala Bwe yaffira mu nsonyi nze nendaba ekiisa Iyii omwana wa kabaka yandaga okwagala Omusaayi gwe yayiwa gwa muwendo nnyo! Gunaaza, gumalawo tekuli bbala Omusaayi gwa jesu ggumala Okunaaza buli bbala Kkanyinike engoye mu musaayi gwe Siritya bwaaliyita elinya iyange Bwe yagamba "kiwedde" ne mpona amagombe Bwe yagamba "basonyiwe" nenffuna okusasirwa Yayogelera mu bulumi lwakuba nga Anjagala Nakowoola kitaawe amunyweze mbe mulamu Gumala nga amagombe ggasamye Gumala nga tewali ssubi Kati kowoola omusaayi gwa jesu Gemanyi gaffe ag'obulokozi Bwalijja okunnona Omusaayi gwa jesu ggumala- the blood of Jesus is enough for me Okunaaza buli bbala- to cleanse every stain Kkanyinike engoye mu musaayi gwe- let me soak the clothes in his blood Siritya (nedda) bwaaliyita elinya Iyange- I will fear not when he calls my name.
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out