Lirik

Baakutwala Ngediga ewomubaazi Wasirika songa tewalina musango Waganiibwa ekifo mubantubo Kulwange wafuuka ekikolimo Wandiyise bamalayika okuyamba Naye wamanya bwobayita nganze nfa Newewayo mubulumi era munsonyi Kulwange, nofuuka ekikolimo Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Omutima guguno gukyuuse Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Obulamu bubuno nsaba onkozese Bavuma, bakuba nebayambula Omulunji songa tewayina kunenyezebwa Omutukuvu, owekisa owegonjebwa, wafa oli bwerere Wafuuka ekivume mpone Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Omutima guguno gukyuuse Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Obulamu bubuno nsaba onkozese Katonda, yatunulira omwanawe Ngabakubye, kitawe atonya musaayi Mubusungu, eno ensi yali ajizingako Naye esaala, jyeyakola yeyamponya Basonyiwe tebamanyi kyebakola, Taata Sonyiwa tebamanyi kyebakola Basonyiwe tebamanyi kyebakola, Taata Sonyiwa tebamanyi kyebakola Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Omutima guguno gukyuuse Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Obulamu bubuno nsaba onkozese Kulwange wafuuka ekikolimo Noofa munsonyi ezitagambika Wafuuka sadaka eyamponya Omutima guguno gukyuuse
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out