Video Musik

Video Musik

Dari

PERFORMING ARTISTS
Iryn Namubiru
Iryn Namubiru
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Irene Gladys Namubiru
Irene Gladys Namubiru
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Paddyman
Paddyman
Producer

Lirik

OOOh oooh oooooh hhoooo
Oooh oooh oooog ooooh
Laba akasana kamaze nekeseetula
Kati akasiikirize tumaze netubikkibwa
Pereketya ayise
Akabadde kememula kavunnamye
Lengera akakuba
Kati tulinda ki
Leka tulime olusuku
Bwekaba kaguwa tuwangudde
Abalala bakwebedde
Ketukasaze tusimbudde ehh
Paka mu bukadde
Akaguwa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Akaguwa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Akaguwa Akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Kati ekikome kimaze nekisegulira
Laba ebire bwebimaze nebifukumula
Ekiddedde ekibadde kikutte kitangaadde
Lengera akakuba ettonya ssanyu
Lyetubadde twesunga
Bweka kaguwa tuwangudde
Abalala bakwebedde
Ketukasaze tusimbudde eeeh
Paka mubukadde
Akaguwa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Akaguwa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Akaguwa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Akaguwa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe
Buno obulamu
Tulubuyitamu nga tuli bagumu lwazi
MUmassanyu nemumasanyu
Tukilayidde kuba babiri
Guno omukono
Gulikuwanirira nebwolibera onafuyee
Ahhh haaa
Nkwagala nkwagala
Akaguwa haaaaa lwalero
Finaly hiiiii lwalero kaguwa nsaze nawe
Akaguwa haaa lwalero akaguwa nsaze nawe
Finally, finaly, lwalero akaguwa nsaze nawe
Akaguwa akaguwa
Aaaaah aaah aaaa akaguwa
Yegwe bwetunateesa nga
Aaaaah aaah aaaa akaguwa
Ye ggwe bwetunatulanga
Aaaaah aaah aaaa akaguwa
Nelinnnya lyange olikyuuse
Aaaaah aaah aaaa akaguwa
Oooooo akaguwa aaah aaaaah aaah aaaa akaguwa
Akaguwa nsaze nawe eeeh
Akaguwa aaah ah aaaa a
Akaguwa nzase nawe
Written by: Irene Gladys Namubiru
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...