Video musicale

David Lutalo - Kwasa
Guarda il video musicale per {trackName} di {artistName}

In primo piano

Crediti

PERFORMING ARTISTS
David Lutalo
David Lutalo
Performer

Testi

Kwasa Oh ooh! Kwasa Ngenda kwagala, oh ah, yalabana Togenda kwejusa, uh ah, sirikwepena Bano abakubaganya embira, mm! siripira Munange, kinange Ngamba nti, tonsule You're my life eh, my wife eh Njagala nyo okire mange Kati onsesa busekko, oh oh Bano abawala abalala gguma, mbalimba Ontokosatokosakosa buddo (eh) Ombabulababula buliro (ooh) Ne bwolitagulwa emisege Laavuyo terinzigwa ku mmeme Ensi n'ebwezindibwa ensekere Ndikusala kaweke n'ofuna munyerere Nesunze eh-eh, eh eh (oh oh, kwasa) Olwaleero lwange baby (oh oh, kwasa) Jangu eno, okyezze nange (oh oh, kwasa) Bwonyenyamu nfuna eddembe (oh oh, kwasa) Nesunze eh-eh, eh eh (oh oh, kwasa) Olwaleero lwange baby (oh oh, kwasa) Jangu eno, okyezze nange (oh oh, kwasa) Bwonyenyamu nfuna eddembe (oh oh, kwasa) Njagala tusingeko bali abatusoka Omukwano gutukule nga kyooya ku nswa Gwe weka anantera omunnyo mu nva Tulye kkamu nga walumye nange we ndya Nyumirwa enkolayo, hmm Ky'ova olaba, nfaayo Sirinayo, manyi nkulina Sibalaba, abalala balina nkanya kaaba Let us dance kwasa kwasa (kwasa! Kwasa!) Hmm nga wojja ekigere kyo nange we nkiisa Ofanana ekimuli ky'entula eyakasa Feel okay, I'm yours everyday Nkwekute! Eby'ensi mbiwumudde (oh oh oooh) (Oh oh, kwasa) (Oh oh, kwasa) Ulee- Hey! Ka ndigidde tewali agana Ate oba nina abasinga Bwobula mba ntawa Bwendwala oli omu anvumula Nze manyi omu asinga Bano abalala bejjinga Sisobola kulya sunssa Ng'omufumbi alina empuuta So be mine, everyday Never change your mind And if you don't mind say, that you love me more Cause I see many people do not want me to be with you baby Bogeera bingi batulemye Naye nja kubanyiiga ba buniire Nesunze eh-eh, eh eh (oh oh, kwasa) Olwaleero lwange baby (oh oh, kwasa) Jangu eno, okyezze nange (oh oh, kwasa) Bwonyenyamu nfuna eddembe (oh oh, kwasa) (Cheza!) (Hihihi hahahaa)
Writer(s): David Lutalo Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out