Video musicale

In primo piano

Crediti

PERFORMING ARTISTS
Nina Roz
Nina Roz
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Nina Akakunda
Nina Akakunda
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Nessim
Nessim
Producer

Testi

Bring the video on Well its the ugandan property Naye Nawe I love you Baby touch me I miss you Come touch me Olwasooka nti elyo buba Nonekaanya mbu nze mbuba Naye nakugamba lwabulungi bwendaba ato'wange ngowaba Mukwano ebintu byomukwano kwemanya nnyo love nyongera Ekindetera okusumbuwa mukwano Oluusi byonkola Kyenva nkutekaako amaaso Gwa'numya obwongo Omukwano gwanziba amaaso Nenfuna obujja kiki owuguka Mukwano nyombera Nawe nyomberako Nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako Nawe nwanila Nawe nwanilako Nganze bwenkwagala okukira abarala Mukwano nwanilako Naye Nawe I love you Baby touch me I miss you Come touch me Bwonga nti nze gwetegeera Ngatondaga nabikolwa kiswaaza Bwobanga byoyogera obitegeeza Busonga butono kiki tobutereza Totta vibe kyusa Kigambo kyo gwe kuuma Tozanya panda gaali Kajjiko nga kucaayi Laba kati numwa kiliza omalirize byewatandika Tonsiba vako Kozesa obukugu nga bwewatendekwa eehhh (Hook) Mukwano nyombera Nawe nyomberako Nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako Nawe nwanila Nawe nwanilako Nganze bwenkwagala okukira abarala Jeff nwanilako (Verse 3) Ndibewala ntya nwanilako Bano abampalampa mpalanirako Ngenda kuloopa nwanilako Baby olaba otya mpalanilako Olwasooka nti elyo buuba Noneekanya mbu nze mbuuba Naye nakugamba lwa bulungi bwendaba ato'wange ngowaaba Laba kati nuumwa kiliza omalirize byewatandika Tonsiba vako kozesa obukugu ngabwewatendekwa eehhh (Hook) Mukwano nyombera Nawe nyomberako Nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako Nawe nwanila Nawe nwanilako Nganze bwenkwagala okukira abarala Mukwano nwanilako
Writer(s): Nina Akakunda Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out