ミュージックビデオ

クレジット

COMPOSITION & LYRICS
Undercover Paapi
Undercover Paapi
Songwriter

歌詞

Ummmmmmmm Ummmmmmmm Ummmmmmmm Yeah dcmempire donkoff Onzijukilanga bwoba ngogenze kuba ggwe munyenye yange munnaku Onzijukilanga ku sawa eyokwekyanga kuba nkisubira Alright den sweetie yegwe wange nkusaba omanye ondyeeno mumusayi Baibee yegwe kyana abakugambako abo basiga bukyayi Nkubamu akafananyi nga wekyanze ate nga yegwe munyenye yange Gwe munyenye ebelawo buli Kiro mumusana Mubutiti ngenkuba etonya Nkusaba obere wange maama tewechanga bambi nkwagara alright Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh Anti yegwe kyana kyange Mwenya anti oli nemwenye eh eh Ndaga kasekoko Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh Baby yegwe kyana kyange Mwenya anti oli ne mwenye eh eh bilibambamba Nze ndaga kasekoko Bwebiba abaagalana bwebayomba bamala omukwano negugenda Naye nze nkusaba mukwano bwetuyomba omukwano gwafe tegugenda Munyenye yange nkusaba onsubize nebwetuliba twekyanze nze tonnangire Nkusaba onsubize munyenye yange Obuziina bwange gwe tolibwanika Katino sembera ndabe njagala manye Ekikunyiziza mukwano Nkugambye sembera ndabe njagala manye Awakusiiwa mponye mukwano biliba Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh Anti yegwe kyana kyange Mwenya anti oli nemwenye eh eh Ndaga kasekoko Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh Baby yegwe kyana kyange Mwenya anti oli ne mwenye eh eh Bilibambamba Nze ndaga kasekoko Yeggwe omusuwa ogutambuza omusayi ngomusayi ogutambula gwa O Ate nze yenze white blood cell zo buli akukwatako nnina omurwanyisa Munyenye yange akukwatako mundopere ndayila okufa mukwano nga ndi nawe Kubbuba lyennina munyenye yange nja kukuba omuntu akuzanyisa bbaba Katino sembera ndabe njagala manye Ekikunyiiziza mukwano Nkugambye sembera ndabe njagala manye Awakusiiwa mponye mukwano biliba Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh Anti yegwe kyana kyange Mwenya anti oli nemwenye eh eh Ndaga kasekoko Mwenya baibe nkusaba omwenye eh eh Baby yegwe kyana kyange Mwenya anti oli ne mwenye eh eh Bilibambamba Nze ndaga kasekoko Cho Cho Cho
Writer(s): Undercover Paapi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out