ミュージックビデオ

クレジット

COMPOSITION & LYRICS
Allan Peter Bazira
Allan Peter Bazira
Songwriter

歌詞

Undercover Paapi DCMempire we run dis ting Donkoff I wanna be your boyfriend for a long long time Omukwanogwo guntembye era gwe gwendota Omukwano gwennina mungi osenako notwara Njagala nkutware ewange olabeyo eyo gyembeera For dinner candle nina love combo Babygirl you make my day Naye ggwe onsomooza onkyokooza okimanyi wankuba nnyo Umm nze pressure zinnumbye Olwa demu anyilira okamala Ono andwaaziza amazeeko nebigambo Umm nze pressure zinnumbye Olwa demu anyilira okamala Ono ampunziza nfunyemu nakatengo Nyabo sikumanyira naye mpulira nga binsobedde Ekituufu nakutamiira ngate sibyakumala budde Nze mpulira omuliro guyakayakana ngulaba ntunudde kuggwe Nabayimbi bonna nze bempulira mpulira bayimba kuggwe Kubanga onyilira biebe era omalako nkimanyi oli London print Obulungi bwo sibwakwegula biebe oli naturally pretty Umm nze pressure zinnumbye Olwa demu anyilira okamala Ono andwaaziza amazeeko nebigambo Umm nze pressure zinnumbye Olwa demu anyilira okamala Ono ampunziza nfunyemu nakatengo I wanna be your boyfriend for a long long time Omukwanogwo guntembye era gwe gwendota Omukwano gwennina mungi osenako notwara Njagala nkutware ewange olabeyo eyo gyembeera Ku dinner candle nina love combo Babygirl you make my day Naye ggwe onsomooza okimanyi wankuba nnyo Umm nze pressure zinnumbye Olwa demu anyilira okamala Ono andwaaziza amazeeko nebigambo Umm nze pressure zinnumbye Olwa demu anyilira okamala Ono ampunziza nfunyemu nakatengo Oh oooh yeah
Writer(s): Allan Bazira Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out