Letra

Yea-eh! Yeah, anyway! Owulira otya wobeer'awo Nga munnowo taly'awo Nze mpulira bubi eno Nga munage tali eno Baby wajja ng'enkuba, nze weneggama kwe ku kufuna Siyinza Kukuleeka, muntu yenna okukweddiiza Baby sijja kwatula, ebbanga lyenakwagalira Kati tulinze na mbaga, kyekyaama kyetwekumira Yoono antankumbye maggolo, omwana antankubya maggoolo Yoono antwala mumaaso Ya nsomesa ebyomukwano Ekyama kyenekumira Kuggwe kwenasokeera Yeggwe eyandaga enjuba No musaana wandaga omukwano Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Gundeeze leeze, omukwano gunankutula Omukwano gunna ndwaaza, ndekka nze baby gunankabya Mwana wa maama (mwana wa maama) Twasaba essaala (twasaba essaala) Eno ye saawa, tulabe ebyavva mussaala Baby! Oli olumu munsi eno Olinga malaika munsi eno Onjagaaza nnyo ensi eno Nze nawe tunyumirwe ensi eno Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nkulungula, nkulungula Empulungusse zonna ozijeemu nze nkulungula Nsomasoma, ng'akapapula ng'ebiriko obyetaaga Nze ndi ready okukuuma Baby sijja kukwegaana Baby olinga omufaaliso Kwenfuniira otulo omufaaliso Tugende leero mu disco Bankubiire akayimba ka Sisqo Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Omukwano gwo gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Nyamba gundeeze (nga ninda) Baby nga gundeeze (nga ninda) Gwe!
Writer(s): King Saha Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out