Letra

Alexander Mbuge power records We know we kill it TNS Gwe anyanula wanzijayo mu katandaalo ye ehh! Baali banjerega naye yegwe yanzijamu ekyaalo a ahh! Omukwano kuzanyirira bisigadde bya mu katabo beibeh! Bino si bya kupangirira Mbu ate wano kano kafuna ate kali tekafuna What if I tell to you that I love you Nti yenze mukyaalo wo mu birooto Love triangle oba nga azanya ludo Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho Baby wankuba enyanda Wampereza signal ayi ayi Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana Nze wankuba enyanda Wampereza signal ayi ayi Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana Si lugambo, si lugambo Omukwano gwo gunkunya nga ekyangwe Nze manyi nti one day Lulikya nga mukama akumpadde baby boy Si seka nti oba akaboozi kanyuma Naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera Bintabula, bimpomera, bimpanvuya bintadde mu kkomera Onzijukiza omukwano guli ogwa liddo Nga tuzannya omweeso ne luddo Twali eri mu love corridor nga tuyimba no buyimba bwa Davido Nti fia fia burn dem Wampereza signal ayi ayi Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana Nze wankuba enyanda Wampereza signal ayi ayi Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana What if I tell to you that I love you Nti yenze mukyaalo wo mu birooto Love triangle oba nga azanya ludo Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho Si seka nti oba akaboozi kanyuma Naye eddoboozi lyo lye linyonyogera Bintabula, bimpomera, bimpanvuya bintadde mu kkomera Onzijukiza omukwano guli ogwa liddo Nga tuzannya omweeso ne luddo Twali eri mu love corridor nga tuyimba ne obuyimba bwa Burna Boy Nti yeah yeah Yeah yeah yeah yeah yeah yeah Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana Nze wankuba enyanda Wampereza signal ayi ayi Ondi eli munda onzinisa mazina ga Tekno Nti baby pana(Nze wankuba enyanda)(Ondi eli munda) Baby wankuba enyanda
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out