Music Video

Who Cares???! Official HD Video by Pastor Wilson Bugembe featuring Mildred
Watch {trackName} music video by {artistName}

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Wilson Bugembe
Wilson Bugembe
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Wilson Bugembe
Wilson Bugembe
Composer

Lyrics

Miracle worker Yesu, miracle worker Church people are you ready? Church people? Bomba! Oba nga tonazaala who cares? Hmmm mbu tonafumbirwa who cares? (Sala puleesa) Wamma abatalina figure who cares? Boyfriend wa Naki mumpi who cares? (Yesu waali) Mbu Charlie tamanyi luzungu who cares? Okaddiye tonazimba balabe no, eh! Eno competition ekukaddiyizza oli muto! Ne bwe mba nsula Nansana, who cares? Nze nvuga byange yirimula genda Yesu anantaasa? Nange anantaasa? Yesu anantaasa Yesu anantaasa Yesu anambeera? (yee) Abange anantaasa? (yee) Yesu anantaasa Alleluuya anantaasa Oba nga baakukyawa who cares? Eno naffe baatukyawa who cares? Eeh, lulikya lumu omutima n'oguwonya Lulikya lumu omutima n'oguwonya N'abaali baseka ku party n'obayita N'abaali baseka ku party n'obayita Some people, some people Nsaba mube balamu some people, eeh Katonda gwe nina ye miracle worker Katonda gwe nina ye miracle worker Yesu anantaasa? Nange anantaasa? Yee, Yesu anantaasa ' Alleluuya anantaasa Miracle worker Yesu, miracle worker Kati ŋambira Mister Myecango Sitaani, Mister Myecango Kaweecange lujja kukya mpitewo Yesu anantaasa Ŋambira Mister Myecango (yee) Sitaani, Mister Myecango Kaweecange obudde bwekyusa Yesu anantaasa Nga Trecia tanalinnya nnyonyi who cares? Miracle worker Yesu, miracle worker Yesu anantaasa? Nange anantaasa? Yesu anantaasa Yesu anantaasa Yesu anambeera? (yee) Abange anantaasa? (yee) Yesu anantaasa Alleluuya anantaasa Oh my God Bomba made my beat Bomba!
Writer(s): Wilson Bugembe Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out