album cover
Mariam
album cover
Mariam was released on September 27, 2021 by CLOUD AFRICA as a part of the album Mariam - Single
ReleasedSeptember 27, 2021
LabelCLOUD AFRICA
LanguageEnglish
BPM90
Melodicness
Acousticness
Valence
Danceability
Energy

Lyrics

Mariam, Mariam (Maria, Maria)
Oli manyi, oli bunafu bwange Mariam
Kankuwe guno omutima gwange nsaba tonvamu
Ebizibu leka bileke wo barrier
Ndiwo ku bisitula mbere your carrier
Nkusaba oneesige oh oh Mariam olimu obulamu
Nkakuwe ofuge, ofuge omutima gwange eh
Nzijukira nakusaba date sakimekinga natukawo late
Obwongo nebwesiba ngowa bet
Gwe bakubye ensimbi nga asibiddwa mu cage
Samanya nti oli believinga bwendi kuwa love
Oli ji tickinga
Eh Mariam, Mariam, eh, Mariam, Mariam
Humm eh bulungi nsubiza nakukwagala
Omutima gwange tegulikwevuma
Katonda gwe kwaasa Mariam
Mpaka bwe bulikya nenkuwasa mu bulamu
Bwe nakulaba mukwano
Namanyirawo nti oli beera wange
Nze nakilaba mu maaso namanyirawo oh, ooh, oh
Nzijukira nakusaba date sakimekinga natukawo late
Obwongo nebwesiba ngowa bet
Gwe bakubye ensimbi nga asibiddwa mu cage
Eh Maria, Mariam, eh, Maria, Mariam
Oli manyi, oli bunafu bwange Mariam
Kankuwe guno omutima gwange nsaba tonvamu
Written by: Liam Voice, Willy Zisabusolo
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...