Music Video

#Onkoledde #Brianlubega
Watch {trackName} music video by {artistName}

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Brian Lubega
Brian Lubega
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Brian Lubega
Brian Lubega
Songwriter

Lyrics

Ndabye obulungibwo munsi eno eýabalamu Ssinga ggwe tobadde nange nandilazeewa? Ondeze okuvóbuto tondese kumirwa ttosi Bwendaba gyonzije nange nneewuunya nnyo Ggwe laba ompadde abaana abalunji Ompadde oluyimba olupya Onkuumye nentalo'zilwanye Obulamu obujjuzzéssanyu Njagala nkwebaze leero (leero) Kubanga byonkoledde bingi (nnyo) Njagala nkwebaze leero (leero) Kubanga byonkoledde bingi (nnyo) Nnali nga nsikattidde nga ssirina na maanyi munda Gambuka nsozi mpanvu zennali nnengera Naye mukama yeyayamba, yanzija mukiwonvu wansi Nandaga omukwano mungi ogutalojjeka Ggwe laba ampadde'omubeezi omulungi Ampadde ekisakye ngase Ggwe laba ampadde emikwaano emirungi ONzigulidde enzigi engazi Njagala nkwebaze leero (leero) Kubanga byonkoledde bingi (nnyo) Njagala nkwebaze leero (leero) Kubanga byonkoledde bingi (nnyo) Eeh (Nsiima) Entasiima ebula agiwa (nsiima) Kankweebaze (nsiima) Bwembala byonkoledde (nsiima) Ssibimalaayo (Nsiima) Nze nsiima (Nsiima) Nsiima (Nsiima) Weebale (Eeeh) Nkweebaza (Eeeh) Weebale (Eeeh) Weebale, weebale weebale Weebale (Eeeh) Nkweebaza (Eeeh) Weebale (Eeeh) Weebale, weebale weebale Abaana obampadde (nsiima, nsiima) Nakasimbi munsawo (nsiima, nsiima) Era bwontemedde ekkubo (nsiima, nsiima) Ongolodde ssebo (nsiima, nsiima) Njagala nkweebaze nze (nsiima, nsiima) Olwekisaakyo ekingi (nsiima, nsiima) Laba onfukiridde nze (nsiima, nsiima) Ompadde amagezi (nsiima, nsiima)
Writer(s): Charles Lubega Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out