Music Video

Baloope
Watch {trackName} music video by {artistName}

Credits

PERFORMING ARTISTS
Chosen Becky
Chosen Becky
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Chosen Becky
Chosen Becky
Lyrics
PRODUCTION & ENGINEERING
Yaled
Yaled
Producer

Lyrics

Eh-eh ye Yeah yeah Chosen Becky Mukwano yegwe gwendowoza day by day Nsibye mu Kasaati ko nga nkambadde Jangu, jangu ewange Ani akulimba nti mwegomba Oyo anakuvirako okunesamba Baleke, baveko abbo Nkwagala nga mwana nze gwenfako Jangu nkulere male nkuliseko Jangu, jangu ewange, eh Basekerera bangi bakwepimamu, naye Bwebakubuza, balete ewange Webakunyiza, balope ewange Nabyona byofunye gyogenze biretere nze Ewange eh, kuba oli wange Nkulinda nga mwana ali kusomero Bwalinda esawa yekijanjalo Onyumiza obuboozi obuwunya akawowo Onsembezanga kumpi nakazindalo Jangu nkulere male nkuliseko Jangu, jangu nawe Otunula bulungi gwe nekumakya Simanyi oba abawala baba batya Eyo, bwobera eyo, eh Nze manyi nti bangi bakwepimamu, naye Bwebakubuza, balete ewange Webakunyiza, balope ewange Nabyona byofunye gyogenze biretere nze Ewange eh, kuba oli wange Yaled Double Kick Mukwano gwange ntwala ng'ekyokusimba Ng'omulimi ne nsigo ntaliza era onkorerenga Onandizenga, ate onfukirirenga Kimuli kyange kireme okuwotokanga Ebyange byona nsimye njabikuwanga (yeah) Ngenda kumera ate n'ebibala oja kulya, baby Bwebakubuza, balete ewange Webakunyiza, balope ewange Nabyona byofunye gyogenze biretere nze Ewange eh, kuba oli wange Bwebakubuza, balete ewange Webakunyiza, balope ewange Nabyona byofunye gyogenze biretere nze Ewange eh, kuba oli wange
Writer(s): Betty Kukiriza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out