album cover
Nkata
album cover
00:00
00:05
00:15
00:25
00:40
00:45
00:55
01:00
01:30
01:45
01:55
02:20
02:30
02:40
02:55
00:00
02:59
Past 7 Days
Nkata was discovered most frequently at around 40 seconds into the song during the past week

Lyrics

Diddy never did this
Deal Done dada did this and Nella did this
High like canabis ish
Take a good practice if a couple wanna beat this
Oh my die hard
(Ronie)
what a bad gyal desire
Bad man start some fire
Jangu onkoleko olutalo (go)
Baebee ne leero bampe ku ka dance
Nja kusanyuka bw’otagaana
Neera njateeba bw’omperezza pass
Ndi badder dan late Maradon
You’re bad dada
Batya n’okukwetantala
Ah kati tutaase enkala nabasusse embala
Ka face ko kunjala
Nebekinyizeemu tugenda kubetondera
Laba omuwala bw’ayaka ng’ettooki
Nga nalyoka nessikunyoma kale
laba player ampliriza nga coach
Ggwe nebw’ontuma ku bigere mu katale
Laba omuwala bw’ayaka ng’ettoki
Nga nalyoka nessikunyoma kale
Mazima obimanyi wabisoma nga course
Nziba gap ya basiguze mu kibali
ggwe wayingira na kibuli omutima bwewakutula pata
Nkyetegerezza
Nkwagala ku mutto gwa mu maaso bwemba nkuvuga mu nkata
Nkyegenderezza
Ggwe wayingira na kibuli omutima bwewakutula pata
Nkyetegerezza
Lw’oba tolabise nze tonnenyeza kya butasula shutter
Nkyegenderezza
Nkyegendereza onkumako fire nga taaba
Nkyetegerezza
Oli kitoototo naye ki onkuba nga baaba
Nkyegenderezza
Ggwe patana nsabye tebakupapatana
Gala kulaga buli eyawakana
Jangu wano mi ninja wit a katana
Nkuwadde n’akatebe kange kakkana
Ntende ntudde ntende
Onfaananidde maria mirembe
It’s been a long day baebee get on your knees mulimu kanisa mu kisenge
Empanisa emikono ku mabaati
Enjagaza okkoza ku kagaati
Ensesa ku makya ekira ku muswaki
Nelw’onyize onsanyusa wabaaki
Toyoya ka massage newezunza
come on
Mbikolako newetuuza
Bwenkuleka abawala bakukyokooza
Mbikola nebeebuuza
Oh mama
ggwe wayingira na kibuli omutima bwewakutula pata
Nkyetegerezza
Nkwagala ku mutto gwa mu maaso bwemba nkuvuga mu nkata
Nkyegenderezza
Ggwe wayingira na kibuli omutima bwewakutula pata
Nkyetegerezza
Lw’oba tolabise nze tonnenyeza kya butasula shutter
Nkyegenderezza
Nkyegendereza onkumako fire nga taaba
Nkyetegerezza
Oli kitoototo naye ki onkuba nga baaba
Nkyegenderezza
Baebee ne leero bampe ku ka dance
Nja kusanyuka bw’otagaana
Neera njateeba bw’omperezza pass
Ndi badder dan late Maradon
You’re bad dada
Batya n’okukwetantala
Ah kati tutaase enkala nabasusse embala
Written by: Nkwanga Geoffery

Loading...