歌词

Ssebo headmaster ekooti yo ogitaddewa Empeewo zakuno zijilamu noluyinja Tunula olabe ebile nga tonaba kusimbula Omusujja kwakuno gutwalilamu nabalangira Amagulu ogawuba ogatwala wa? Ndaba nga atalina pulani Omubili ogusunda ogutwala wa? Kankuwe pulani Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Uuuuuh... uuuuuh Uu-uu-uh... Uu-uu-uh Uuuuuh... uuuuuh Uu-uu-uh Uu-uu-uh Piima piima olabe ekubo nga tonaba kuseelera Mukoka wamuno abantu abatwala abasuula wa? Enkuba ekuba emitwe egitalina kabikako Ekooti yo togyelabira ononebaza lulala Amagulu ogawuba ogatwala wa? Ndaba nga atalina pulani Omubili ogusunda ogutwala wa? Kankuwe pulani Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Uuuuuh... uuuuuh Uu-uu-uh... Uu-uu-uh Uuuuuh... uuuuuh Uu-uu-uh Uu-uu-uh Amagulu ogawuba ogatwala wa? Ndaba nga atalina pulani Omubili ogusunda ogutwala wa? Kankuwe pulani Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira Kikuba mutwe Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira (Headmaster ogenda ekooti yo togyelabira)
Writer(s): Maurice Kirya Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out